Okwetegeka kugenda mu maaso okwa bantu abagenda e Mengo nga baagala kusisinkana Mayiga bamubanje Kabaka wabwe. Basoose kumuwa ennaku mukaaga abalage Kabaka wabwe oba ssi ekyo bagendeyo bbo mu buntu. Mayiga kino yalowoza kya kusaaga, naye ajja kukitegeera mpola. Okugenda e Mengo kwa kulwakusatu nga 26 June 2024
22 июн 2024