Some ppl olemwa, coz mwayiganya omusajja kumutuusa ku kisenge bakazi bulijjo z'emukola muziteka wa banaffe, kati oba mubala kaki hmmmm ladies mulekere awo okukaaba obuziga bwekilogo.
Tolina asobola kuwa fees zza baana ngate business gwe azilimu naye abakazi mwagala okwekabya get moeny from the business owerere abaana. Abasajja mwena abakyawasa mwegendereze abakazi bemuwasa u can imagine in all wives no.3 yafuuse ekizibu alabika yajja nebigendelerwa bye tewali love. Hajji woba wewamba vvayo kulwa family na baana bo! Webaba bakuwamba bogere wakiri family etegere wali
Aba family namwe mukoze kyamanyi to put that man in depression & stress mwamusako amaanyi manji only one person was on his side oyo senga/ sister gweyali naye mu interview emu 🥹 kati esawa zino mulaga munyolwa nwe abaluganda bitta tusaba Allah hajji abeere nga mulamu yonna gyali.