Omukazi oba tokyamwagala mulekewo ogende,okusinga okumuleka mubanga nga mukaziwatu Akadiye,nze ndi team mukyala suna beni,olimukazi mugezi nyoo,nakuwadde, credit,👏👏👏💯💯💯✔️✔️
Fifi, oli mutuufu ebisinga. Naye toyingiza maama wa Ssuuna Ben mu violence. Bakugambye ye yagamba Ssuuna abonyeebonye omukyala oyo. Awo olimba mu. Munoonye Ssuuna Ben. If u want mob justice, the law will find u wherever u are. Webeereremu.
Wama Fifi mpulira enaku okuwulira nga ayita Ben baawe, ate ekyo abakazi bakiyigire ko muleke nga kugwa mukwano mangu sooka wetegereze oba ddala omukwano wakati wamwe weguli kati ekibonyabonya ZNambwayo kyekyo naye nga twagala afune obwenkanya bambi
@@CavinloveblessingMukisa Bannange tetusala gwa kawala nga tetunnawuliriza gwa Kalenzi. Naffe tuli bakyala ate nga tuzadde abaana abawala n'abalenzi. Wadde abasajja bakola ebibi bingi ku bakazi, naye abakazi ennaku zino si mmere. Wadde Fifi mutuufu okuwolereza omukyala oyo, Kati ate lwaki ateeka omukyala oli maama wa Ssuuna mu bulabe? Fifi balimusalira emisango gya batabani be gyonna? Lwaki tasindika ba kifeesi wa Ssuuna yennyini gw'agamba okutulugunya mukazi we. Ky'agamba maama wa Ssuuna ye yagobye Nambwayo? Tubeeremu bambi. Let's look at all sides of the story and arbitrate, not just promote mob justice.
Wama webale nyo era abasobora mwena muveeyo mulwanilile omukyala oyo....nawulide abasama mbu wama byesonyiwe mwetemumanyi bwekiluma nga kuba namusajja nga gwe omuwadde plan but last time nakwefulila nga alaba tokyayina makulu kubanga afunye omulala.
Men ......men .......men........men....men.....men....men.....men stop using us ...mary fight for your energy..may the Lord be with you 🙏ate don't leave that place for him ..let him go ..for the sake of your kids 🙏fifi webale nyo mukama akuwe omukisa🙏