Тёмный

Ebirooto Namakulu Gaabyo Part 21 OKuvunula Ebirooto Okuloota 

MANYA BINO MUSAWO MERCY
Подписаться 200 тыс.
Просмотров 20 тыс.
50% 1

Опубликовано:

 

30 окт 2024

Поделиться:

Ссылка:

Скачать:

Готовим ссылку...

Добавить в:

Мой плейлист
Посмотреть позже
Комментарии : 303   
@mugishaea5717
@mugishaea5717 Год назад
Amen God bless you dear thanks for everything 🙏
@ananiousthebrave4442
@ananiousthebrave4442 3 года назад
Morning musawo mercy thank you very much you are the best in this
@namuwayarose4164
@namuwayarose4164 3 года назад
Thank you so much Musawo Mercy mukwano God bless you 🙏🏼
@MANYABINOMUSAWOMERCY
@MANYABINOMUSAWOMERCY 3 года назад
Same to you
@namuwayarose4164
@namuwayarose4164 3 года назад
@@MANYABINOMUSAWOMERCY u'r welcome dia 👏
@safinamohammed6421
@safinamohammed6421 3 года назад
THANKS MUSAWO MARCYE NZE NALWOSE NGE EKISWA KISSAZE
@sophikateregga3982
@sophikateregga3982 3 года назад
Ameen Ameen yaa rabbi
@blessedamooti1371
@blessedamooti1371 3 года назад
I feel like going to sleep so as I dream more 🤔dreams are real, I appreciate u dia
@oliviakembabazi8714
@oliviakembabazi8714 3 года назад
Thanks so much
@tamaleresty2185
@tamaleresty2185 3 года назад
Thanks for the show my Dia much love from Saudi Arabia appreciate your work
@kasajjafena9720
@kasajjafena9720 3 года назад
Musawo mpitiridde okuloota abantu abanene museveni ngambuza kyenjagala ankolere ,kabaka nga twekubya selfie, Bobi ngaanywa amàzzi ewaffe ewaka nganyumya ne maama wange ngabasanyufu naye nga nze muleese .nga ate sagala byabufuzi nze.njagala genda bweru
@mosesali5132
@mosesali5132 3 года назад
Ohhh musawo Marcy wange,nsanyuse okulaba..mba nkulindilila nga mbaga.luv you n thanks for the tireless efforts n time u invest in this.
@phiphynakimerathanksdear2873
@phiphynakimerathanksdear2873 3 года назад
Amina Musaho mercy kyovoraba nkwagaranyo webare kutubererawo ai sariyutiyu onzemu
@nalwangaerinah4049
@nalwangaerinah4049 3 года назад
Thank you musawo mercy for the reply.
@massyrayan9330
@massyrayan9330 3 года назад
Mukwano ndota negata nomuntu naye nkozentya thanks dia
@hamirahayat9797
@hamirahayat9797 3 года назад
Good morning my beautiful musawo mercy god bless you
@hamirahayat9797
@hamirahayat9797 3 года назад
Thanks so much musawo mercy
@hamirahayat9797
@hamirahayat9797 3 года назад
Nze ndota nyo maama wange nga angoba naye muwangula buri wendota ndotanyo maama wange nga angoba naye muwangula simanyi lwaki maama wange yanzijira
@hamirahayat9797
@hamirahayat9797 3 года назад
Nze nari e Uganda sikilooto naye naraba enjuki enyinji zaja mumuzigo gwange naye tezanuma nga abayingira munju nabo tezabaluma kitegezaki musawo mercy wange
@nakabambweshira7233
@nakabambweshira7233 3 года назад
Good morning musawo mercy thanks dia
@kibiraandrew6630
@kibiraandrew6630 2 года назад
Nyaboo nze ndi kigongo naye naye narota nga abalongo babasibye naye nga nze alina okubaatasa eraa Nakato nga anegaayilira nyoo mbatase kitegezakii nyaboo thanks allot
@hajarahnakisozi5138
@hajarahnakisozi5138 3 года назад
Thanks musawo mercy for teaching us all the tym
@glorianalubega3139
@glorianalubega3139 3 года назад
Thank you 🥰🥰🥰
@sadinahamed331
@sadinahamed331 3 года назад
Hello, everyone here... LOVE you musawo Mercy nice weekend to you all be protected
@jovannakkazi4159
@jovannakkazi4159 3 года назад
Thnx mukwaano okunziramu may Allah bless you abundantly 🙏🙏🙏
@nalwogaagnes5931
@nalwogaagnes5931 3 года назад
thanks you dear
@fathimafathims7265
@fathimafathims7265 3 года назад
Thank you musawo mercy 4 ur advice
@gracenamagembe2430
@gracenamagembe2430 3 года назад
Thanks darling
@johnprince6503
@johnprince6503 3 года назад
Musawo thanks. Naloota nga nvuga emmotoka naye nga ndimu naba kazi babiri era nga omu kubbo annyambako. Naye nga nze nvuga nnyo.
@titusatiku4409
@titusatiku4409 3 года назад
Thank for teaching
@nanduduirene2334
@nanduduirene2334 3 года назад
❤️❤️❤️❤️❤️❤️❤️🙌🙌🙌😘 thanks musawo mercy u are the best in this
@tumwebazejolly1913
@tumwebazejolly1913 3 года назад
Thnx dear
@kasemiirerecheal8379
@kasemiirerecheal8379 3 года назад
Thanks so much mukwano blessings 🙏🙏🙏🙏
@jescanababi6088
@jescanababi6088 3 года назад
Thanks Musawo Mercy for the show naloota nzadde baby ngali mungoye enjeru then sister wange yeyandiko nganzaala nakwata bebi namutwalira boyfriend wange Naye ngamunyivu era omwana yamugaana ngali mu suuti ya black ne banne natambula neyeyongerayo 2.Ekirala naloota mukwano gwange ngayambadde olugoye olwebimuli ngalulungi kati nali ngenda kwambala olugoye olufanana olulwe nambogolera nangamba sisobola kwambala ngaye.....oluvanyuma najja ewaka waffe natulabako bweyatuka okugenda nemusaba muwerekereko nagaana era nasigala munaku enyiingi maama wange nanebasa kumubiri gwe nangumya nangamba tofaayo oluvanyuma nalaba mukwano gange ngabuuse ekidiba kyamazi amakyafu mulimu mukubo lyewaffe nagenda.....byebyo musawo Mercy thanks for the show
@juilenamuwonqe6825
@juilenamuwonqe6825 3 года назад
Thanks our beautiful musawo
@sharifahkhan3214
@sharifahkhan3214 3 года назад
Thanks musawo for replying me my Allah bless you
@nickiecarol1749
@nickiecarol1749 3 года назад
Thanks for uploading musawo mercy wo😊🙏😊
@kizitokeneth8508
@kizitokeneth8508 3 года назад
Mukwano gwa mukyala wange yamuloose nga Ali lubuto. Kyoka nga ate talulina. Kitegezaki
@arinaitwesulain774
@arinaitwesulain774 3 года назад
Thank you so much musawo Mercy
@nabiryokevin7570
@nabiryokevin7570 3 года назад
Mng sweet musawo I love u dear
@tahiasulaiman4465
@tahiasulaiman4465 3 года назад
Musawo good morning how are you I love you so much
@tahiasulaiman4465
@tahiasulaiman4465 3 года назад
Musawo nze nalose nga ndi ne sister wange nange wetuli munyumba nga tuli ne bobiwine nagamba nti sigenda kulaba bantu njagala kusoka kulaba sisterwo muyi Musawo ecyo cyitegezza cyiii?
@bis1237
@bis1237 3 года назад
Thanks
@matovushamirah140
@matovushamirah140 3 года назад
Good mng m.mercy and hustlers I wish u a blessed friday🙏🙏🙏
@kwanimonic3021
@kwanimonic3021 2 года назад
Hi musawo..nze naroota nga sister wange nga murwadde nnyo munnaku entono nendoota bro wange naye nga murwadde nnyo..era be ntoota the same sister nga to rwana naabaantu betutamanyi naye nga basirikare ..netumaririza nga tutudde netussa kimu. Neba gaamba babanja maama ssente...
@alqsimalsdiiy9797
@alqsimalsdiiy9797 3 года назад
Musawo I have been missing you longtime 🥰🥰🥰🥰🥰ati wifi
@anekonakoyagwaannetannet5771
@anekonakoyagwaannetannet5771 3 года назад
Good morning musawo naloota Taata wange ngampa ombuzi nategeza gisibye kumuti nga nomuti kifananyi kyamuti kyoka Taata wange yaffa dda
@senfuwamuhammad6776
@senfuwamuhammad6776 3 года назад
Thanx darling ...naloota nga ninye akatanda naye bwenamala nenzika naye bwenafuluma nensanga taata bweyandaba nampitako speed bweyatuse maaso olugi lweyabadde awese neluva kuggali nellugwa
@zalwangomariam513
@zalwangomariam513 3 года назад
Thanks so much we love you so much 🥰
@mutonhailey5492
@mutonhailey5492 3 года назад
Good evening musawo mercy thanks very much may God bless you dear but the truth is I feel pain in my shoulder and leg but am in saudi arabia but God is on my side
@helinx2184
@helinx2184 3 года назад
If you are sick pray with kakande ministries on yu tube you will fine
@mirembedory6047
@mirembedory6047 3 года назад
Goodmrng ba super dear. It’s me and I Doryn woo.. haaahaa lv u musawo mercy❣️
@nabulyarahuma6080
@nabulyarahuma6080 3 года назад
How are u every one? Thanx Musawo Mercy. Nalose nga enkuba etonya naye nga evamu amazzi agatukula enyo ate nga gakulukuta negakuba nga mayengo ate nga bwekuba Maama wange yabade ayimilidde kulubalaza nga bwemuyita ave munkuba nga bwangyamba tofayo.naye maama wange wali mulamu.
@jackiele4528
@jackiele4528 3 года назад
Thanx musawo mercy for replying
@nakazziharriet7724
@nakazziharriet7724 3 года назад
Amiina nyooo senga webare kutusabira mukwano
@naturindaadrine4387
@naturindaadrine4387 3 года назад
MORNING musawo marcy be blessed dear
@zaharahhannah1075
@zaharahhannah1075 3 года назад
MUSAWO MERCY NALOOTA NGA. MUKWANO GWANGE ANGABILA ENGOYE EMPYA THEN THE FALLOWING DAY NENDOOTA NGA WALI OMUKADDE ATUNDA NGOYE EMPYA NAMPITA NAGAMBA NONDEMU ENGOYE ZENJAGALA NENTANDIKA OKUZILONDA NGA OMUKADDE ALI BALI ANTUNULIDDE THEN LEERO NALOOSE NJOZEZZA UNIFORM YANGE EYA WHITE EYO MULIMU NENJANIKA KU WIRE WABWERU NENGAMBA EMAZE ENGOYE COZ OLUMU NDOTA NJAGALA KWOZA NGOYE ZIDDUGALA NAYE NGA SSIZANGE
@shamimnalule7754
@shamimnalule7754 3 года назад
Be blessed I love so much .me I dreamt when people I don't know came with a car and too my two children and I ran after the car and it disappeared I remained there crying.
@katendesaudah2240
@katendesaudah2240 3 года назад
Good morning musawo mercy
@faridahkiggundu8022
@faridahkiggundu8022 3 года назад
Msw. Mercy webare kutusomesa era tusima naye nalota nga omusilikale angoba nemudusa nga bwempita kukasozi nempita kuluzi nenyambuka nenzigukiramu kukibina kyabaana nga kili munsiko nempita mumiti nenzigukiramu kuluzi olulala nensanga ente nenziramu nenyambuka kukasozi nganziruka nyo okufutukiramu mukubo gyenamulese era namubula teyankwata
@catherinenabaggala9864
@catherinenabaggala9864 3 года назад
Musawo nalose nga empungu entute wagulu mubile nensangayo omukyala nga ayanbade ebyelu nanteela omwana omuwala mulubuto lwange ne mugamba wandimpade babili kuba silina mwana muwala awo nanyongelako omulala kati awo Empungu nenkomyawo bulungi wansi
@RACHEAL-ng6xd
@RACHEAL-ng6xd 2 года назад
Thax you ❤❤❤
@nabukenyamoreen8150
@nabukenyamoreen8150 3 года назад
Good morning dear God bless you
@ezziemoize4955
@ezziemoize4955 3 года назад
Musawo jebalekko Munange Okuloota embuuzi nga nyiiingi nga ziyiatawo mukubbo nga ezili mukubbo abasajja bazitambuza bazikutte amagulu gomumaaso waguulu so nga zitambulila kumagulu abili nga zambadde engooye white and red mixed. Endala embuuzi nga zili kulubalazza lwaffe wetutuude... Naye nga zzo tezambadde.... Kintabuude.. Amakulu gaakyo...
@omumbejjadianah2635
@omumbejjadianah2635 3 года назад
Thank Musawo Mercy Musawo nze ndotanyo nga nyomba nabantu bemanyi Naye nga simikwano gyange naye olumu twayomba Oyo gwenali nyombanaye nannuma ekundi wenazukuka I was crying.
@Am-marwadiehard
@Am-marwadiehard 3 года назад
Good morning my musawo omu bwati
@namonorobinah9823
@namonorobinah9823 3 года назад
Gdafternoon musawo mercy. Thnx for aploading GBU. I dreamt when my father has gone mad then he snezzed his nose and he was asking for his handkachif and I gave it to him then he settled. And I gave him white shoes but they were not new. But he didn't like them. He said my son meaning my husband mbu he gave him money to buy good shoes and he asked me to take him to the market to buy good shoes. And I got up from the dream
@nanserekojoyce3871
@nanserekojoyce3871 3 года назад
Good morning musawo mercy,naloose nga ndi nemikwano gyeyali bba wange nga bangamba mbu yawasa omukazi atunda ddoodo n'obutungulu era nenziramu nendoota nga ndi mukyalo ewaffe mu kakubo ketwayitangamu nga tugenda ku luzzi nga ndaba kubbali munsiko waliwo ebyooya by'enkoko nga byeru nendaba n'enkoko nga nfu mukwano gwange najitwala mbu yiye
@esthernakawule7009
@esthernakawule7009 3 года назад
Thx alot musawo mercy God bless u mkn
@anekonakoyagwaannetannet5771
@anekonakoyagwaannetannet5771 3 года назад
Good morning musawo naloose nabande tambula nesusikana jjaaja azaala Maama wange ngali ne Maama omuto ngabantude embali wekubo nabadde sitabudde nasente nekyama kunduka newoleyo kusente naye nempulila ngajjajja angabanti newetutuka ekilo tungoye akawunga enjala entuluma nesisimuka nga ekibbatu kyakono ngakisiwa
@lainaishika5853
@lainaishika5853 3 года назад
Good evening musawo mercy and the entire family
@kizitokeneth8508
@kizitokeneth8508 3 года назад
Okuloota nga otyaba enku, nga obusaanso bwobugabira abantu buli gwenakawade nga akateeka wansi, era bonna tebatuute. Kitegeezaki
@katendesaudah2240
@katendesaudah2240 3 года назад
Musawo mercy nze naloota nga omugenzi tata nga andaga ewokusima bwenasima nazikuura ekifananyi kyange nayenga bakiwanga nenkisabukulula nensangamu obupapula busatu nga babuwandiikako ñe mala nenkitwala kunyanja
@kasajjafena9720
@kasajjafena9720 3 года назад
Naloota nga noga amapeera nomwana wange nga tugalya
@mahdinasser5701
@mahdinasser5701 3 года назад
Nze ndotta emeese nga nzili mukala ya green nga ziliwendi nayenga tezinuma kittegezaki musawo, good morning
@markssekasi669
@markssekasi669 3 года назад
Hloo musawo mukaziwange yalose ngamukubye embaga nayenga tandabamuface
@carolynnamubiru8727
@carolynnamubiru8727 3 года назад
GUD MORNG MY DEA AND ALL SINGLES MOTHERS ALL OVE MUKAMA ABAMPERE OMUKISA MBAGARA NNYO MUSAWO MUKAMA AKUTUKUMIRE 🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏
@zainanamase9575
@zainanamase9575 3 года назад
Thanks musawo nasoka nendota nga nsiise popcorn olwamala nasirira,ekiiro kyekimu nendota nga nfumbye amaata naye negagenda mukyoto era nentamu negagwamu era nenziramu nendota eggs nga mangi Gali mubikopo nga bamaze ogakuba
@ananiousthebrave4442
@ananiousthebrave4442 3 года назад
Hello musawo nze kuno sikulota ntela kusanga obusente obutonotono kumulyango nice day.
@dagydeejay
@dagydeejay 3 года назад
Helo musawo mercy naloose nga ndi mukaboozi kekikula ne mukoozi munage naye olwamazze yebipositize ku internet nabilanga nabantu abamu beppa respect..okugeza nga jajja wange I got so sacred munage because most of the people loosed hope in mi ..so bambi musawo mercy nsaba kutegeza kitegeza zaki🙏
@tumwebazejolly1913
@tumwebazejolly1913 3 года назад
We love you
@namwanjemadinah6346
@namwanjemadinah6346 3 года назад
Nalose nga maama wange affudde naye nga twogera namala nabula namala ate nnalabika
@halimahqraish1301
@halimahqraish1301 3 года назад
Thx musawo okunzilamu love you so much ate naloose step mum wange bweyabadde yakaffa nga ampa olupapula nga kuliko amannya gaffe fena abaana batazala naye nga asoseza lyange nazako bro wange anzilako ku maama wange kyoka nga ebali kulinya lyange ataddewo elinnya lya mwana we omulenzi kyoka nze ndi eno Saudi Arabia
@namugenyiprosscovia473
@namugenyiprosscovia473 3 года назад
Nalota nga tugenze mukyalo nemugandawange twasanga maama wafe mulwadenyo nga alinga omwana omuto nga atula netutandika okumunywesa nekijiko nga tasobola kwelisa era nga tatutegera wabula nebakulu bange twabasangawo nga balimukusima ebinya ebyebitooke kyoka nga babisima mukyibanja kya neibour wabula nga maama omulwadde bamutuziza kukakutiya okulirana awo webasima ebinya
@pamhani5281
@pamhani5281 3 года назад
Long time MI musawo ❣️❣️ Nze l dreamed when its My wedding day and I first went to My boyfriend is place to say goodbye to him bt he didn't knew dat it was my weeding day but when l tld him that this is the last time 4 us too meet he just said noooo you can't go, soo I aso didn't go to the place where the wedding is.
@Blaq204
@Blaq204 2 года назад
Musawo okulota nga okabba kitegezaki
@HoHo-lb8xu
@HoHo-lb8xu 3 года назад
Musawo mercy okulota nga olaba ebisanyi nga bingi ki tegezaki am Nassiwa Gorret
@nsubugadeo7310
@nsubugadeo7310 3 года назад
Webale kuweleza nze Nsubuga Tadeo nalonta kapa nga zingoba emunenuma
@nanyonjoirene5685
@nanyonjoirene5685 3 года назад
Bambi musawo nzilamu ekiloto ki mukwano nalotta maama Phina nga ampa sente nzigabile abantu naye wetwali waliwo abantu banji mwabo abantu mwalimu ne muka taata omulala kati maama Phina natemako okugulu kwa muttabani wa muka taata omulala kati oyo muka taata omulala naja nalaba nga maama Phina natemako muttabani we okugulu naye nagamba woba otemyeko omwana wange okukugulu nange ntema neyetekawo maama Phina naye namutemako okugulu no mukono. Nesente maama Phina zeyampa nzigabile abantu nebaziba
@margaretmrs4864
@margaretmrs4864 3 года назад
Nange namuloota munange nga mpa ssente ate yali ne muwalawe fine, twaali bangi ffena natuwa naye nze ezange nalabanga eyazigaba
@namiyingosylivia9363
@namiyingosylivia9363 3 года назад
Nange naloota ngabira abaana ba sister wange sente
@alexandahbrex2276
@alexandahbrex2276 3 года назад
Ndikukyeyo naye ndoota nga ndimukuva waka ewabazade bange nga nyabade engoye empya naye weninya booda ate njivako nenzirayo ewaka
@kazibwejames9829
@kazibwejames9829 3 года назад
Good morning musawo Mukazi wange yalotanga embizi emuluma engalo
@njacinta5588
@njacinta5588 3 года назад
May God bless you more
@kknphones2944
@kknphones2944 2 года назад
Okuroota nga ozze e Uganda kitegezaki olusi nga ndi ne x wange envuga kagali
@nakintuaminahug3082
@nakintuaminahug3082 3 года назад
Nalose nga nzize e Uganda nensisinkana abaana bangyi nga bali kumpi newa maama wange omuto nga bwebayimba kale nga tunyumirwa naye mwabademu ki bby girl nga kyamyaka nga esatu (3) nenkibuza amanya naye kyanggmye manya ga mmy wange omuto genyini gombi nga gafanagana
@catherinecatherine2407
@catherinecatherine2407 3 года назад
Musawo nina ebyoya kumagulu bingi tebiyina buzibu nkonzi nobulevu.Era naloose nga nga nina Wendi kyoka esiimu yange nembulako mbanyambuka Eka newabawo omwana angamba nti omulalu ajituteyo Eka wamwe
@margaretmrs4864
@margaretmrs4864 3 года назад
Musawo nze naloota sister wange gwenziirako nga ali bweerere twabade ne sister waffe omulala netumugamba lwaki weyambude engoye, nakunamiiradala nga anseeka buseesi akabina nakatunuliiza daala eno jetuli, nga sister wange tutegeeragana bulungi tetweyinako buzibu bonna
@masakaemmason7602
@masakaemmason7602 3 года назад
Musawo Mercy wange oly otya mukwano Webale kutuweereza dia
@ntongolydia8728
@ntongolydia8728 3 года назад
Helo musawo mercy okuloota nga bakuba amayinja kitegezaki bambi 🙏
@lwangaisaac2211
@lwangaisaac2211 3 года назад
Nazeemu nendoota nga mukwano gwa mukazi wange nga azadde abalongo omusawo namugamba nti bagenda kuffa netugenda nabo ngabatambula
@nanyonjojulian4554
@nanyonjojulian4554 3 года назад
Naloose nga tudde ne maama fina kumukeka nakwata mugalo nagaba ebibyo biwedde
@faridahkiggundu8022
@faridahkiggundu8022 3 года назад
Leero nalose omusaja omunene nga mumpi yabade ayagala kulwana nange nemutuga nemutira munyumba yange eri mumiti gyakalitunsi wenaduse nenerabira omwana wange nga sagala police enkwate nga mpitira munsiko nenabade nziruka nenzigukira omwana wange nenzirayo nemikima ate namusanze nga ali nebaneigbour bange nemufuna
@amutuheirejeninah3114
@amutuheirejeninah3114 2 года назад
Naloota nga emisota nyinji nga bulinjendaga ganjisaga kitegezaki musawo
@bibie3317
@bibie3317 2 года назад
Dreamt nga I have a broken tooth yet am laughing too much
@sophiamukisa4446
@sophiamukisa4446 3 года назад
Good morning musawo mercy I love 💕 you darling
@nassoloyvone4136
@nassoloyvone4136 3 года назад
Jebaleko msw, nze naloose nga ekintu mwetusuula kasasiro ebweru nga kivudde mukifo kyakyo kyeyongeddeyooko kyokka nagenze okutwalayo kasasiro nga kituufu tekiri mukifo kyakyo
@nabujjarosemary3129
@nabujjarosemary3129 2 года назад
Musawo mercy ndoota nyo nga nzize mukyalo
@nakimulimoureen7816
@nakimulimoureen7816 3 года назад
Nze nalota nga am in the middle of so many graves(amalalo)
@julienisha8304
@julienisha8304 3 года назад
Ndoota nyoo nga mulamu wange agabula meere ne ebyokulya ebiilala kitegeza ki
@obuwangwanenononakanwagi7239
@obuwangwanenononakanwagi7239 3 года назад
Musawoo nalooooose nga nebase no omusaja nga twebase naye olwamala omusaja nakwata ebintu bye nagenda 🙂
@btsugandaarmy6295
@btsugandaarmy6295 3 года назад
Ku side endala. Obwo obumasamasa ngemunyenye baba ba jjaja bo oba empewo zo. Ziba zikuma.
@faridahsulaimanssalongo5142
@faridahsulaimanssalongo5142 3 года назад
Naloota nga egulu lise wansi nelinzinga nelimpanika wagulu naye lyanzinga nga azinga omukeka nagenda mpogona naye telyanzisa ekilooto naloota nkyali mwana mutto
@jasentjasimile8159
@jasentjasimile8159 3 года назад
Musawo mercy webare nyo nyo nsiima...
Далее
无意间发现了老公的小金库 #一键入戏
00:20
СОБАКА И  ТРИ ТАБАЛАПКИ Ч.2 #shorts
00:33
skibidi army returns (skibidi toilet 77)
00:49
Просмотров 2,5 млн
EDDAGALA LYA FEELINGS ZO OKWEPICHA LILINO
14:04
Просмотров 15 тыс.
Wanawake Nangai tu.
6:07
Просмотров 48
laba ebyamagero ebiri mukozesa sea salt.
6:11
Просмотров 6 тыс.