Ekibiina ki National Unity Platform kyongedde okwesamba Mathias Mpuuga gwe kyayimiriza ku kifo ky'amyuka Omukulembeze w'ekibiina mu Buganda. Pulezidenti w'ekibiina kino agamba nti yadde Mpuuga abadde tannagobwa ku kifo kino tanneekuba mu kifuba ku ky'okuzzaayo ssente obukadde ebitaano zagambibwa okufuna ng'akasiimo. Kyagulanyi agamba nti ensala ya kkooti ku nsimbi bakamiisona ze baafuna terina kyekyusa ku byasalibwawo ekibiina.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
12 сен 2024