Webale nnyo omumbejja Ndagire kubanga otutangaziza ebintu bingi nnyo era njagala okwebaza ebbaluwa gyewayogeddeko etali ntuffu kituffu naffe twagafunye okuva mu states and those playing with Buganda land mwerabide abantu bangi bamanyi ebyama bya Buganda kingdom.
Wabula ffe tulina abalone bangi abatwetolodde mundane ne bwelu ate baludde nnyo munsonga za Buganda ezomunda kwotadde eyawakati ne Bakyelupe nabo bakukuta, mwabalaba omugenzi Queen 👑. Eebyapa byaffe mbu babikuma ate batukomezawo Abayindi ba investa
This is sad Any one who has experienced winter will tell you this… Winter kills you fast if you’re unwell. How can the king be taken to a place with very low temperatures in winter and temperatures as high as 47 degrees Centigrade in summer?
Tujja kulya mayega ne bane okuva ku famire ye okutuka kwasembayo ffe tulina wetubalindidde nabuli azimbye ku mbugamba yabuganda tujja ate temugenda kumanya wetunava.
Banange ddala abaganda ffe f enyini okuvila dala mu nyumba ,Empya,Eyiliri ,okugendera dala ku ba Jjaajafe abatutusa abatutusakubobusolya tuveeyo kulwa Namunswa waffe Ssebo omumbeja webale nnyo amaeulire ago.
banauganda abali emitala wamayanja temyinza kuyamba kabaka kumujja namibia,kumutwala mu america kujjanjabwa.,akomewo nga mulamu,tuvunane ababiri amabega wo ku mutta!
Ba Doctors abava mu UGANDA 🇺🇬 nga basangibwa mu America batekateka okuleta SSABASAJJA KABAKA WA BUGANDA NAAMUUNSWA WAFFE MUWENDA MUTEBI 11,okumuleta mu America ajanjaabwe. David WASAJJA yeyalemesa okumuleta.
Abaganda bwe bataave ku kusamira tujja kuddamu okufiirwa obwa kabaka. Oba okusamira kukola, abasamize bakola ki? Basamidde kabaka n'alema okudda oba okulabika? Kabaka abeerewo naye okusamira kukome. Lwaki kabaka asirika n'atabuulira abaganda nti Katikkiro amutulugunya? N'atasobola kugoba Katikkiro era n'atasobola kubuulura Buganda? Na kati ali Namibia asirise; muloge oba yaziba omumwa?! Bye mutugamba mwenna tebyesigika. Mbu teyerwanirira...ayogera waakiri ebigambo kimu nti ndi mu buwambe.