Wewawo ssebo, nakatandika okukuwuliriza naye bweeza. Nze ndi Mussese omunaMazzinga era nzalwa Bukasa Ssese. Nze Kato muzzukulu wa Lubala Nkose. Naloose nga waliwo omuntu azze mumbuga yo era nga waliwo ekikka kyo ekyagala okwesamiza, mbu bebalinyibwako Kabaka Kyabaggu. Kale nga naawe oyagala kakasa muvubuka oyo nti bo besamiza, kwekukuma ekyooto ekinene n'omutekamu amaviiri (ga Bam) empewo negaana omulinya kuba okusala empaka kyabadde nti singa enviri zijja empewo ya Kabaka kyabaggu n'emukwata awo aba mutuufu. Kale kyawedde si mutuufu! Wewawo