Mulangira onzigyewala simanyi kyendikuwa kubambadenga ngobeerela emisomojjo nenetereza ngabwenji goberela Kati mwaka Enna (four years 4) eragwe wanzibula Amaso thank you so much kyemanyi
Ensi ekeera kumakya neekusalira omusango nga bw'oyomba era bwo'osika omuguwa ne bazadde bo nga tebasoose kunoonyereza myooyo jili mugwe jikutawaanya. Kati nga bwemwabinonooza era bwensaba banna byabuwangwa mwenna musitukilemu munoonye maama wange muntwaale ewaffe Kuba nze nakoowa amaziga ga maama n'ensonga etetaagamu maziga ye ajikaabiramu nze siliiwo kubonaabona munsi muno lw'amaziga ga maama, Ensi Uganda yaffe fenna sosi Nakintu omuntu omu !!!
Mulangira bagamba ebizibu byetuyitamu mu nsi eno byonna biva ku maziga ga'amukazi. Obuwangwa bwange mbwaagala n'okusinga bweneeyagala naye siyinza kukeera kumakya kweyanjula oba kwetwaala mu kyika nga maama wange waali ago gaba mawemukilano. ogwo omulimu gwa maama. Kuba abazadde abamu amaziga gaabwe gali kumpi era byebikolimo kwetutambulira so nze nga omwaana bwemba nkoze omulimu gwange, then buba buvunaanyizibwa bwa maama okundaga Kitange Kuba abamu twakoowa okusika emiguwa na'abazadde.
🦸🦸🦸💃🏽💃🏽💃🏽🏂🏂 woooooo 👏👏👏 taata, jaaja omulangira jjuuko 👏🙌🙏👏 thanks 🙏👍 for helping a young gerenation about beloved traditional culture 🙌🙌🙌🙏🙏👍 keep lt up ✍️🙏🙏🙌🙌🙌🤲🙏🙏🙏✍️✍️✍️