..Okuva kuntandikwa Nakulaba omutima gwo guli mubalala My pretty gal Omuntu gwenfiirako Okumpolomya ng'ekkere mukidiba Nga tolumwa Mpulira love yo mubungi Gwe owulira obusungu jendi Mpawamuka ekiro muttumbi Neeresa n'otulo twange otungi Mpulira love yo mubungi Gwe owulira obusungu jendi Mpawamuka ekiro muttumbi Neeresa n'otulo twange otungi Omukwano guluma Bwoba ng'olina gwolowoozako Nganaye akutwala nga mbuzi kunkondo It's for you pretty gal, madam The gal that I love It's for you pretty gal Kati ndaba ng'ojeregajerega Nze ndaba ng'onzalawazalawa Songa omukwano gwo Nina mata buta.. ...