Тёмный

Okuloota Omusotta (Snakes) Kitegezaki by Brother Steven 

THE CHOSEN GENERATION
Подписаться 38 тыс.
Просмотров 14 тыс.
50% 1

Опубликовано:

 

30 окт 2024

Поделиться:

Ссылка:

Скачать:

Готовим ссылку...

Добавить в:

Мой плейлист
Посмотреть позже
Комментарии : 324   
@mulowozajoyce6101
@mulowozajoyce6101 Год назад
Praise God musumba,mulamu wange yalose omusota nemugandawe nga balikunyanja ngamugandawe Anza abana omusota negubayitamu wakati neguda wabali negubatunulila naye gwabade gulina closure biri black ne blue musumba
@TheChosenGeneration1
@TheChosenGeneration1 Год назад
WhatsApp me +97433959340
@namulieva2645
@namulieva2645 Год назад
Oyo kalondoozi.musota gwa family gubakuuma.naye mulina ogutta munsi yomwoyo kubanga gubateekako ekkomo mumagenda gamwe
@danssentumbweamen8304
@danssentumbweamen8304 Год назад
Ho
@SheebaKatwesigye
@SheebaKatwesigye Год назад
J dream white snake bite my finger
@namulieva2645
@namulieva2645 Год назад
@@SheebaKatwesigye backsliding finances
@NALUBWAMAROBINAH-x9u
@NALUBWAMAROBINAH-x9u 24 дня назад
Praise God Brother Steven nnze naloota nga milo omusotto omunene kitegezaki brother Steven may God bless you may God bless you😢😢😢
@JoviaNakafeero
@JoviaNakafeero Год назад
Praise God chosen nalota nganvuga eggaali nga mpeseeko omwaana wange omuwala eggaali eggana okusiba naye tetwaagwa jenasibira nensangayo omwami nomukyala nebampa kubijanjalo ebyakaxungwa kitegeezaki thank you dear
@NakawumaJustine-yy8pi
@NakawumaJustine-yy8pi 11 дней назад
Praise God musumba nze nalota ngo omusotta gunezingirinmde okuva kumutwe paka kubigere naye nga ba wange ali mukunsekelera negunvaaku ne gugilira mu tooyii
@AnkundaScovia-kr1lj
@AnkundaScovia-kr1lj 2 месяца назад
Praise God musumba nze nalose ngandimu kusenya enku nabantu abalara naye nga mutare wagulu mumiti walimu emisota jja black nga bulirwentunula wagulu njiraba jjegolodde bulunji naye nga tejjinyinako buzibu kyiba kitegezaki
@gracenakyeyune9331
@gracenakyeyune9331 Год назад
Praise God pastor okulota abasezi nga bakugoba kitegeza kii
@آمنهكوالا
@آمنهكوالا Год назад
Praise God musumba. Okuroto omusota nga gulimunsanafu nayenga muyemilidewo babili nebawo negugoba omukazi negutamuluma kitegazaki musumba🙏🙏
@Kyomuhangicharitydaisy
@Kyomuhangicharitydaisy 4 месяца назад
Thanks pr bwolota nga okuba omusota ngauduka ngoyongera ngoguka noraba omukazi gagusindika mumanda amanda ngagubika kitegezaki
@zmlhqwwkd7140
@zmlhqwwkd7140 Год назад
Naw katusiime Oliver from heaven praise the lord pastor Nora not nga nzaade atte nga sir I rubbutto thanks
@ChristbellabarbieNayiga
@ChristbellabarbieNayiga Месяц назад
Praise God musumba nze ndoota nyo ebire no okubeera nga zize ewaffe gyena kulira ate ndi out of country
@GorretNamutebi
@GorretNamutebi 9 месяцев назад
👏👏👏
@NakawumaJustine-yy8pi
@NakawumaJustine-yy8pi 11 дней назад
Praise God musumba nze ndoota nyo nga ndi mukunywa amatta
@nambilydia8969
@nambilydia8969 Год назад
Thanks for your teachings ❤❤
@NalwaddaDorothy-q6r
@NalwaddaDorothy-q6r 3 месяца назад
Ate okuroota nga sister woo nga ayoza olugweye oludugala naye nga ayanika mutaka.
@nasuunarobinah3304
@nasuunarobinah3304 Год назад
Praise God musumba nze nalose nga ndaba emisota munyumba naye nga nga mulimu nebitili bya mirundi esatu mubifo bisatu nga giri ebiri ngagiyingara mubituli kwabadeko omudugavu nogwebibombola naye ate omwana
@KisakyeDoreen-cy4po
@KisakyeDoreen-cy4po 3 месяца назад
Praise God brother Steven last i got a dream about omusoto they were three 2 they went to the bush and the best musoto it was on the door but the mouth was like a basin and three men with stick and they bet it to death
@NabBliz
@NabBliz 4 месяца назад
Praise GOD musumba nalota emisota ebili jiya kilagala ga jinemesa okukwata esenene kuva olwo bulamu bwakyakalanya
@kazibwe-qj9cm
@kazibwe-qj9cm Год назад
Praise lord nze nalota muwala wange naye omwana wanulamu wange ngagobesa omusota nga bwa seeka bro stevin kitegezakii bambi
@kizzaalex1657
@kizzaalex1657 Год назад
Nkulamusiza nyo Pastor Steven,,nsaba kumanya kukiroto kyange kino,,,NALOSE OMUSOTA OMUDUGAVU NGA NGUGOBA EMISINDE ,,NEGUYINGIRA MUNYUMBA YA NEIGHBOR NEGUJAMU ENKOKO ENJERU NEGUDUKA MPAKA MUNSIKO... NSABA KUMANYA NAKUTEGERA...GOD BLESS YOU..
@NkundizanyeLawrence
@NkundizanyeLawrence 11 месяцев назад
Thank you so much brother Steven
@HamidahNampiima
@HamidahNampiima 2 месяца назад
Nze naloota emisota ebiiri nga giri mukubo ogumu nga guli mabega ate omulala maaso nga gyona gintuniride naye tehankolako bulabe bwona
@zmlhqwwkd7140
@zmlhqwwkd7140 Год назад
Praise the lord pastor nze note not nga asana banger nga bajudde obungi musumba kitegezaki
@nakiryaestherrita8908
@nakiryaestherrita8908 Год назад
Thank you for sharing nand enlighting us. God bless you
@joyicefaith9326
@joyicefaith9326 Год назад
Be blessed for sharing with the world Amen
@sarahnanfuka4212
@sarahnanfuka4212 Год назад
Mukama yebazibwe Pr nze sagurota naye nagulaba nga nsaba ngaguryawo gusitude omutwe naye nenva mumwoyo naye wayitawo enaku nga biri nendwala kamunguluze era nembera bubi nnyo
@AsumaniByakatonda-sx2zm
@AsumaniByakatonda-sx2zm Год назад
Lovisa, nalota nga nyize ekisokomi muvivi nekivamu,kitegezaki.
@namarapatience
@namarapatience Год назад
Praise God brother Steven okulota ekiswa ekiriko obutiko nga bukyali butto tebunaba kuvayo bulungyi kitegezakyi
@MusiimentaAllen-ro6mu
@MusiimentaAllen-ro6mu Год назад
Praise God,nalota nga omulabe wange nganvuga ku kagali nga ntwala kusubula
@SsemudduKasim
@SsemudduKasim Год назад
Brother mukama yebazibwe
@shifah2192
@shifah2192 Год назад
Brother Steven praise God, Bwendoota nga nvudde kukyeyo nayenga ndeese enkota za matooke nya nayenga zaakula neziwola nga ziliko omunwe mulungi nyo nga nziretedde maama wange kitegeezaki
@lizwhite6421
@lizwhite6421 Месяц назад
Okuloota omusezi nga akugoba oba nga owulira presence ey’omusezi mu kirooto
@AsumaniByakatonda-sx2zm
@AsumaniByakatonda-sx2zm Год назад
Praise god musumba nze nalota nga embwa enuma akagalo akanasu,bweyamala neyimiliza ebigere bibili nempita erinya nengamba mbutolifuna musajja alikwaga nga bwenalinkwagala.
@babiryeedith8440
@babiryeedith8440 Год назад
Thank you God bless you
@NamuyigaJoline
@NamuyigaJoline 6 месяцев назад
Ate okulota ngazize kusomelo ngatwepena
@birungiaisha7441
@birungiaisha7441 Год назад
Nendota ngete engoba nyooo omusumba najikwata nangamba toduka todamukuduka ngajinywezeza kitegezaki Mukama 🙏🙏 akuwe omukisa
@TheChosenGeneration1
@TheChosenGeneration1 Год назад
Amen, Ogwo mwoyo gwa Kalondozi, nadala nga ojjilabila wemwe mukyalo
@namugalumilly
@namugalumilly Год назад
Musumba yesu yebazibwe nze ndota nga ntemyetemye emisota nga njitelezeza bulungi nga ebifi bye puuta
@NafunaKetty
@NafunaKetty Год назад
Thanks so musuba Steve blessings
@miremberitah5960
@miremberitah5960 Год назад
Praise God
@sylivianabiteeko7434
@sylivianabiteeko7434 Год назад
Praise God musumba okuloota nga siga ekulumye kukigere
@JanekPowers
@JanekPowers Год назад
Ate okuloota nga olaba ozude ebifanayibyo ebyabula wamu ne byotalabangako mubulamu bwo nga byakunyairizibwa mukifo kyotamanyi
@majdalotaibi1805
@majdalotaibi1805 Месяц назад
PRAISE God brother Steven okuloota nag ozikiza Amanda agakutte omuliro nag okozesa snazzikiaby kikegeezaki?
@nakiryasauyah8628
@nakiryasauyah8628 Год назад
Yesu yebazibwe brother Steven nze sauya naloota nga ntingira mukizimbe ngeri ya kanisa nga tuli nomukyala ngamujudde enfufu netutandiika okulongoosa omukyala nafulumya ki kapeti bweyakifulumya kyalimu omusota nagamba nti gwokye ngagufulumiza mutwe nenona omugo ngukube neguduka naye nga ngulaga guduse wala nenva mukirooto kitegezaki
@Fatuma5770
@Fatuma5770 Год назад
Brother steven mukama yebazibwe nalota nga ndi mukinya ne mugandawange ne mwanyinaze nayenga omusota gutwetolode nga munene gwetolode ekinya kyona nga gututunulide nga senga wange ali kukyeyo wagulu aja bwalambula okulaba oba tukyaliwo bwaseka kitegezaki mukama akumpele omukisa 🙏
@HarrietSuzan
@HarrietSuzan 6 месяцев назад
Brother Steven yesu yebazibwe nze nalose omusota nga gulina colour zona twabade tulya mere banage nebagaba nti omusota gugwo gufuluma omwana nagenda naguta
@jessicanamuli8803
@jessicanamuli8803 Год назад
Praise God ssebo nze olwaleero ndoose obusota obutono ennyo nga bulinga ensilingayi.nsoose nakulowooza nti nsilinganyi naye okwetegereza emitwe nga busota.bubade nga buna.then akamy kambukidde kati waliwo gwembade mbulaga ngagezaako okukansamulako.wensisimukide
@namulieva2645
@namulieva2645 Год назад
That was the dream i had for several times but now i thank God it disappeared
@jessicanamuli8803
@jessicanamuli8803 Год назад
@@namulieva2645 what a coincidence we are all Namuli,what do you think It meant?
@namulieva2645
@namulieva2645 Год назад
@@jessicanamuli8803 Oh GOD 🤭i didn't even realize it. So ur also Namuli?? .kati ebyo bya kyika kyankima byebitulondoola😂😂😂 naye nze i believe that tuli bawanguzi nokukirawo mulinnya lya yesu
@jessicanamuli8803
@jessicanamuli8803 Год назад
@@namulieva2645 Amen
@TheChosenGeneration1
@TheChosenGeneration1 Год назад
This attack might be associated with the spirit of fear, please stand firm in your faith and rebuke them
@TumwebazeIvan-d9h
@TumwebazeIvan-d9h Год назад
Okuloota nga olinya olusozi naye ngaluserera era naye ngawaliwo abanwanisa nti silulinya era ngawamanga walwo waliwo enyanja nga banwanisa bagala ngwemu naye nze eyabasudde mu munyanja mpaka nendulinya
@TwinomugishaLoice
@TwinomugishaLoice Год назад
Praise God musumba naroota nga omuzimu gunuma mungalo kitegezaki?
@NaggitaEphrance
@NaggitaEphrance Год назад
naloota musota nga guzi ewa Anut wange negugamba mba gubadde gulidde okujja ewaka ngagwagala kunywa mazzi ate nagenda okulaba nga gunyingira mubukyaala
@lydiaflora3921
@lydiaflora3921 4 месяца назад
Kitegeezaki okuloota omuntu eyaffa nga agamba akumissinga era nga abuuza ogya ddi okumulabako
@nabittaharriet
@nabittaharriet Год назад
Amen we thanks God
@namulove7438
@namulove7438 Год назад
Musumba mukama yebazibwe ate okurota empologoma ngazikungoba nganaye tezikulya
@nanungijosephine6622
@nanungijosephine6622 4 месяца назад
Naloose akasota kanawandagala aka green mubulili bwange olwamaze nekaduka mukisenge kyabaana nemidiiro nenkatta 😢 simanyi buvumu jenabujje
@NASSOZIWINNIE
@NASSOZIWINNIE 7 месяцев назад
Praise God musumba nalose ngankula obutiiko onubala kitegeza ki musumba
@FrankNsereko-oz2tf
@FrankNsereko-oz2tf 6 месяцев назад
Nze Kato mbarara ndoose omuntu aleesa omusota nga guliko amayembe, aguyingiza mukisakate then negufuluma negufuka embizi nentandika okugikuba ku mutwe naye nga elinga etalumwa, netuula wansi mulugya maaso genyumbaye Waka. Awo nensisimuka
@nakiryaestherrita8908
@nakiryaestherrita8908 Год назад
Mukama mulungi nyo. I had a dream when a snake was almost biting me but I jumped very fast
@tumukundeabraham5694
@tumukundeabraham5694 Год назад
Praise God,em Abraham tumukunde, what is t mean to dream about cows fighting and killing each other
@primaKemigisha-ih8lz
@primaKemigisha-ih8lz Год назад
Okurota ogenze munimiro yewamwe ,ate nogenda mukayumba akari munimiro newesanga musabo mwako akayumba kosanze munimiro, ate nnga Tori waka
@MaimunnahBairosham
@MaimunnahBairosham 4 месяца назад
Okulota nga osenaa amazii ku tap mubidomola ebitonya nga yiyika bitegezakii
@AGNESKyarisiima
@AGNESKyarisiima 2 месяца назад
😢
@NagawaIrene-b1r
@NagawaIrene-b1r 8 месяцев назад
Jesu yebazibwe okulota ngovamu evuyu kitegezaki
@bamurekyepeace9937
@bamurekyepeace9937 Год назад
Nkuramusiza nyo bro nze naloose nga mpita mumisota nga miingi nga njibukabuka naye nga mingi nyooo
@sarahlivingstone3960
@sarahlivingstone3960 Год назад
Praise God pr 🙏.nze ndoota nnyo nga nvuga egaali
@NyakwebaraMoses
@NyakwebaraMoses 6 месяцев назад
Praise God musumba. l dreamt my old friend when she has come back to me .we started working together again at my job and l was very happy because l used to love her alot up to now.what is the meaning because l remember me and her we separated very badly.
@nassunajostine345
@nassunajostine345 Год назад
Thax brother, nze nalota ndi bwerere
@NansubufaPretty
@NansubufaPretty Год назад
Ate bwoloota nga omusoota guli munyumba naye nga tegukukolako bulabe bwona ate kyo kitegezaki
@BarbraBarbra-w6n
@BarbraBarbra-w6n Год назад
Praise God musumba
@MireembeNusura-jj6wt
@MireembeNusura-jj6wt 7 месяцев назад
Mukama yebazibwe brother setven nze Brenda nalose ngommusotangaguri wansi wekyitanda kyange nalwana okuguta negwekweka nedaba abakazi ngabamurisiza naye ngabutoc bwaka mpola nze nendeta amafuta nengayiwa mukisenge nenkuma omuriro negwaka mukyisenge naye simanyi obagwafude
@bukenyabadru8489
@bukenyabadru8489 4 месяца назад
Kiteegezaki okulota nga oguze engato empya ate nga ngamulukufu wansi wayo
@BernaNazziwa
@BernaNazziwa 11 месяцев назад
Nze naloose nga omuota nga gujja jendi naye omwami wange najja nomwami omulala nebagenda okugukuba negulinya enyumba nebalinyayo nebagukwata nebagukuba kutaaka negubeera ngogufudde awonenva mutulo
@NakiguliMargaret-qb6wp
@NakiguliMargaret-qb6wp 11 месяцев назад
Emisota nga gikuyingira my mikono
@davismarcel
@davismarcel Год назад
Hey ate bwendota nga mbadde nyambuse ku waguru wa kalina nensangayo emisota eminji nga jifudde ate nga jiwunya
@NakabugoSarah-jc8uc
@NakabugoSarah-jc8uc 4 месяца назад
Nalose nga nfunyemu obutakanya ne priest oluvanyuma omusota neguva wagulu kumuti gwa church negungoba nga bwembuka kitegezaki
@birungianet9966
@birungianet9966 Год назад
Mukama yebazibwe musumba nze nalota nganvuga egali omusota nga bwegungoba
@nambejjanicholate
@nambejjanicholate 8 месяцев назад
Praise God. My name is nicholate I work outside the country but I had a really strañge dream when I was in my bosses house and I saw wen there's two me in the house and then my boss came and asked me who the other me was and I told her that was the bad me then I held her hand and we started running but I saw a man who was my enemy I left back in Uganda. I ran holding my bosses hand and mean while I was praying but I also saw a lion behind me and it was saying that it was assigned to protect me and later I saw us in place where there were very many white sheep who were feeding on the green grass peacefully. Please reply to me Bambi 😭
@nabalayobridget
@nabalayobridget 5 месяцев назад
Praise God brother Steven. Thanks for the good message. My dream was 2 times about snakes. I was sleeping and I saw a passion fruit plantation where i was sleeping, then 2 snakes small and too tall came to me. I made an alarm and one was caught. The other one ran coming to me. The one which was caught was beaten and it didn't die. And before dreaming, I was at home one time cleaning my utensils and after some good minutes I saw a snake together with me just seated not moving. What does it mean because they didn't do any harm to me
@TumusiimeJulius-i7l
@TumusiimeJulius-i7l 3 месяца назад
Okulota omusota nga guwalampa ekisenge
@NamuliAgnes-b9u
@NamuliAgnes-b9u Год назад
Musumba nze ndoota nyo nga nnima oluusi olubimbi ndumaliliza ate olu
@nakirijjaritah4154
@nakirijjaritah4154 Год назад
Praise God sir, I dreamed wen I was with my sister and she looked at my feet and she told me that I'm godess, and in that same dream I remembered some gentleman told me the same thing
@TheChosenGeneration1
@TheChosenGeneration1 Год назад
Ancestral spirits claiming you to serve them .... The me about the other person too
@nakirijjaritah4154
@nakirijjaritah4154 Год назад
@@TheChosenGeneration1 it can be true bse, my name sake grandma was the one serving those spirits,at her dying bed,she requested for me to go in the village,that I have to take after her,but I wasn't able to be found
@TheChosenGeneration1
@TheChosenGeneration1 Год назад
True
@aishahmukisa3144
@aishahmukisa3144 Год назад
Narooto nomusota nga guli mu mazzi naye nga gutadde omumwa gwagwo nga gwesibidde mu kikira kyagwo nga gulwana okugujayo
@aishahmukisa3144
@aishahmukisa3144 Год назад
Please musumba watsap number
@taatasammuel1945
@taatasammuel1945 Год назад
Musumba wolota nga ogenda kulinya nyonyi oba nga ojirinye
@nabukeerabrendan9142
@nabukeerabrendan9142 Год назад
Alright thank you very much. Singa ndoota nga ndaba omusota negumala negudduka. Oba negugezako omunuma ne mpola Jesus Christ negudduka?
@JudithTusingwire
@JudithTusingwire 4 месяца назад
Okulota omusota mukibanja kyenagula negunsiba amaguru gonna nemikono
@assuliamassumptah5000
@assuliamassumptah5000 4 месяца назад
What...ekyo ekibanja bakiwonga it was dedicated to an evil Spirit ...olina okugolokoka asabe okiwonge mu musaayi gwa yesu...
@NamyaloJuliet
@NamyaloJuliet 6 месяцев назад
Hi,okuloota nga kkapa egenda kuluma naye nogyewoma
@KasuleDaniel
@KasuleDaniel Год назад
praise God 🙏 musumba ,what about dreaming when it's like your near a forest and people are killing the snakes but throwing them to you...?
@namirembelydia6074
@namirembelydia6074 Год назад
Okuloota ngogobaganya musota Nate ate nagugoba ngaguza ewomulala
@namirembe4513
@namirembe4513 Год назад
Okulot nga opera oba nga olimugole
@ChristbellabarbieNayiga
@ChristbellabarbieNayiga Месяц назад
Leero nalose nga ndi waffe nima nesanga omusota nga munene
@mariamBabijja
@mariamBabijja 2 месяца назад
Nze nalose nga ex wange nomusota nga baliwamu nga baze kubulili bwange ela nga gwenyubuza nga gumasamasanyo
@mbabaziruth3862
@mbabaziruth3862 Год назад
Ate okulota nga omusota gukuboje ngo olaba obulamu bugenda naye nononya edagala nowona
@brendanafula7275
@brendanafula7275 Год назад
Ate okulota nga ogusota ogunene nyo guli kumpi nawe naye nga Tegucigalpa kyegukola
@brendanafula7275
@brendanafula7275 Год назад
Very big snake beside you but doing nothing
@kisakyeshivah5580
@kisakyeshivah5580 Год назад
Kalondozi
@BukenyaMaddinah
@BukenyaMaddinah 3 месяца назад
Nalota nga waliwo omuntu ampadde ettala eyomukonno nga eyakka.
@sarahnatukunda5695
@sarahnatukunda5695 Год назад
Nze narota nga timba ngeyinde munyumba yange negenda wansi wekitanda ate nga musanyufu nga teguyina buzibu
@ahimbisibwewilbroad7635
@ahimbisibwewilbroad7635 Год назад
Praise God musumba what does it mean to dream a snake on my door way but whomever it could cme to approach me then say jesus it keep a distance's from me
@E.12341
@E.12341 Год назад
And killing a bedbug means what, thanks again pastor
@BukenyaMaddinah
@BukenyaMaddinah 3 месяца назад
Nenziramu era okulota nga nonze candles nga mpya nga sinkozeseko
@stevezebraug
@stevezebraug Год назад
How are you brother okurota ngodayo kusomero
@janniez2279
@janniez2279 Год назад
Bwoloota nga oli mukiyuumba kyambizi(pigs) nga zinaaba kitegezaaki musumba
@NantemboShadiah-cm3su
@NantemboShadiah-cm3su 3 месяца назад
Okulootq ngowugga kitegezaaki
@ahumuzamackterry4918
@ahumuzamackterry4918 Год назад
And very common but i nolonger school
@cathylora3996
@cathylora3996 Год назад
Praise God Brother Steven can bring ebirooto about relationship and dating someone
@TheChosenGeneration1
@TheChosenGeneration1 Год назад
We shall consider it soon dia, Thanks
@godfreyjeff262
@godfreyjeff262 8 месяцев назад
Pasta nze ndotanyo NGA ndi bwerere nga bwenazalibwa
@esthernakawesi6757
@esthernakawesi6757 Год назад
What dreaming a millipede (sigga) mean? Thanks God bless you
@Aidah741
@Aidah741 Год назад
Okurota orya enyama
Далее
无意间发现了老公的小金库 #一键入戏
00:20
COFFEE HEROES - Uganda
5:29
Просмотров 94 тыс.
Okuloota lumonde kitegezaki By Brother Steven
17:52
Просмотров 11 тыс.