Raila Amolo Odinga y'omu ku batunuulidddwa ennyo okuba n'enkizo okuwangula akalulu k'omukulembeze w'eggwanga lya Kenya era nga guno gwakutaano nga yeesimba ku kifo kino. Odinga kuluno yaggyidde ku tiketi ya kibiina ki Azimio la Umoja Katulabe ebibadde mu lugendo lw'ono okutuuka lwatuuse wano. #NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
16 сен 2024