Mwebale kuzala Pr. Tom nd mom Nsingobiseera. Wewawo baby wamwe kati akuze mwamulaga ekubo ettufu ajja kukora nga mwe abazadde kyemwamuyigiriza nadala mubyoona okutya Katonda eki kyokka kyekirabo kyetusanidde nga abazadde okusibiriraga abaana baffe nga bagenda okutandikawo amaka gabwe. To God be the Glory. Iam happy for Tendo.Mukama akukulembere murugendo olwo. Sibyangu naye obuzaanga omwoyo Mutukuvu.
😂😂😂😂😂wabula Becky kyonkola Naye nga thanks dia if not u twandibijewa mama ❤❤abaana banyumwe akasente ko byampuna coz abaana balaze thente gwe 😂😂😂😂😂but glory back to Jesus 👏👏👏👏👏