Thanks Musawo Mercy ,Nze naloota Nga Ndaba abaana bebazadde Nga Banji Nga babajjako ebirira , Naye Nga waliwo azadde abaloongo nensitulako omu ,omulenzi nenganba Nti kamuliise bissuquite NE Sukaali ,
Thanks musawo ,nze nalose nga kabaka afudde naye nga museveni yamuse nomuntu omu gwemanyii naye weyayogedeko nebamutta ,ate maama wange yalose nga mugamba mbu ndi lubuto 😳 kyoka era nendota nga nwana ne muwala wa boss wange nga ate Ali lubuto 😳
Naloota nga bafather banze okumpi ne wange father omu nakwata kumukono netutambuula ne tugenda mukifo ekimu nakwata kulubuto na sabira nevamu ebintu mulubuto
Thanks musawo mercy may God reward you abundantly nalonta nga komyewo eyuganda negenda okunona engoye nze naye nga munyumba mulimu engoye nzo mukyala omulala nenzo mwana omulala nga muto Naye sabasanze wo nasanze wo bawange nagamba nza mukyala we
Hlo musawo thanks dear banange ndota nyo nga ndi mazzi olunsi nga enkuba etonyenyo netabulila mumazzii ago olumu nendota nga ngudde mumazzi genyanjja naye sibikira nsigala tabula
Naloota nga ndi mukibira naye kuliko bu gate nga butono nnyo kyokka nga wenina okufulumira naye akakazi akakadde nekampa obufumu bubiri mbu bwemba nziguzaawo nekampa nobujjo nobuddagala mbu mbiteke ku nsonda ye nnyumba
Mukwano gwange kulunaku lwerumu yandoota nga tugende mundogo naye nga nina omusota omunene nga gunkozesa nga ngwagala nyo kyoka gwetwali naye ow'okusatu nga ye tagulaba
Musawo mercy well done, nze dota nyo nga nkwaata ensenene nsoka kwaata emu emu wendaba nga bindwisa ntandika kwata 2,3.... omulundi gumu mukibatu ate ku kisenge oba kululagala 🙏🙏
Good morning my dear musawo Ndoota nyo abalongo abenjawulo nebanalongo leero wandoota Nakato enkya ndoota Nalongo kitegeeza ki dear.Ekilala naloota omwana wange nga asesema green nga mulimu nekamulali owa green.
Mukwano gwange aloota nnyo ng'azeyo mu nyumba jeyakulira ngali ne maamawe kyoka nga yaffa dda. Maamawe abeera alina byamugamba naye nga tabiwulira,olusi mamawe agezako okumugamba ate yee nazukuka Ate enyumba bajitunda dda
Musawo thnx for d show, in reality I have a man i stay with n onther whom i don't say with but d one i don't stay with we separated 6 months ago but i dreamed when we're sleeping (relaxing) jazzing in a shed on a mat,.. old with even grey hair..🙏
Neyanziza musawo may God bless you musawo l dreamed of two snakes the small and big one but the big one it was crying and l told my friends that l want to take back these snakes though l love them so much then there and then my mother she had chased me away from home while she's happy and laughing together a gain my son naapama bbi nga awunya nyo n'emukwatamu nga bwemugamba walidde ki bbi wo ng'awunya nyoo
@@MANYABINOMUSAWOMERCY mukama akumpere nyo omukisa ekirooto Ky'enaroota nga nina emisota ebiri mu kibokisi omunene n'omutono naye nga njagala nyo okufa kyoka nga ogumu omunene gukaba n'egamba mikwano gyange nti kanzizeyo emisota awo n'endaba maama wange nga yangobye ewaka naye nga musanyufu nyo era nga nze naye tuseka nyo mukiroota mukisera Ky'ekimu omwana wange nga apamye empita mbi ewunya okufa era bbi n'emukwata mu nga muyolawo nga bw'emutenda okuwunya nyoo.