Webale tuwelenza okuloota nga orya feene ate olwamanze amanyo ne nga vamu ekilala okuloota nga murilwana amala abalongo munyumba nga temulimu nzijji nga enyama nga bajiwanise wagulu nebunza lwaki bajisarila wagulu ne bagamba nti taata wabwe ali mukomera ne babunza nti abalongo baliwa ne babaleta nga belu nyo nga bazungu mukama akume
Thanks musawo Naloota nga ex wange anetondela naye nga mukazi we gwalinaye nga ali mu dwalilo ku kitanda nga abasawo bagamba sente tezimala wadde nga sente zaliwo
Musawo okuloota omwami gwoyagala ngali nomukanzi omulaala nga omukanzi ayina ensimu gabwakuba nzi self nga webaseka nga webayimba enyimba ezisomoza omukanzi nga wakudala nti oba bafabaffe kitegezaki mukwano🙏🏽
Greetings from this side my dear musawo mercy,nze nga nakawokana no musaja wange ,narota nga mpa kilabo Kya simu,Kyoka in reality yali tayagara mbere ne simu
Jebareko musawo mercy okuroota ngositude abana ngabawere ngabulyomu nga amanyi abana Babo oba nga wuwo Naye nga mumutima gwe ngokimanyi ntino baby siwuwo ate ngatoyina bwobamatiza kitegazaki kuba kyirota nyo ate nga Siri mufumbo
How are you musawo nangi nina ekilonto. Nabade mukiyuba kyebafungilamu enkoko ne njibwa nebanta naye enjibwa zabade nyingiko nga zalunde obwana bunji nyo naye wasi wabadewo amanji mangi nga ngetabude a ngenkoko na ngenjibwa naye wabadewo ekinyoyi tekyatengelese bulungi nga kilya amanji ngenkoko nga kyagala kulya obuyibwa obuto nga kingoba naye kyabade kikabye
Musawo webare nyo oku tuwereza nze naroota omusajja nga atuteko ewabwe nga nyambade ekiteteyi ekiwaavu nga kilunji. Ne Kirara nendota nga omusajja azewano wenkorera.......nga agyaamba basiime omusinjji tuzimbe eduuka wano ate nga tetwerabangako mu reality naye nga omusajja anjagale nange mwagala nyoo fena turi kukyeyo naye muroota nyo
Good morning musawo. Nze NambaziiraJoyce, ndotanyoo nanzizeyo mubuffumbo bwange naye nga mujja wange no' mwami nga banjjagala nyooo nga ne business yange ajjinziliza
Musawo mercy nalose nga ngenze ewabwe wa bf wange nga mama we alina abalongo abawala kyoka olwavudewo nendaba abantu nga bangi nyo nga tuduka emisinde nga tutiyita mutale nga tuduka nente nga tulibqngi nyo nga tugenda mulusozi nze ne bf wange