Thank you so much musawo.nalota nga omusajja nga agulide emotoka Naye nga nkadde,nekivuga negenda nayo mutawuni bwenajivaamu negwa mumwaala nzena nentoba era nenziira mumotoka nekivuga nga nzira waka.naye nze simanyi bwebavuga motoka Kati ekyo kitegezaaki
HEY MUSSAWO MERCY GUD EVENING LOVE NALOSSE NGA MBUKA MUBANGA EMPAKA WAGULU KUBIRE NGA NENJUBA ENJJIYISA NAYE NGA WANSI WALIWO ENYANJJA ENEE NGA KULIKO ABANTU BANJJI NGA BONNA BONNA BABIRA NAYE NGA ENZE ATE ENTAMBULILAKO KU MAZZI ERA SABIDDE AWOO NE MBUKA NENZIRAYO MUBANGA MPAKA KUBIRE NGA WANSI ABANTU BASANYUFU NNYO OKUNDABA ❤
Halo musawo mercy,thanks for the good job.Nze naloota nga waliwo omwaana abba olugoye lwange naye nabulila mu lujji ate bwenakyuka nendaba omwaami nga apparently empeke nya,naye nga biri biri nga zanjawulo nangamba nti zimile tewali kyajja kukola
Good morning musawo mercy nze nalotanga ndi kuma maralo nga agetaka nga nana bukert ya mazi nga mulimu edagala nendaba Omukyala nga mukadde nyo nanga mba nti edagala lilyo lekerawo okutukabirila edagala gyali milandila
Musawo nze ndoota nga enskeere zinuma ne bikku ate nemala nendoota ssiga twaali tutudde nga waliwo omuliro eyasoose yazze namala nagenda nomulala nagya ngamunji naye naddayo bitegeeza ki
Webale kuwereza musawo mercy, naloota nga omutagunyingira era nadda engulu nga gugwereddemu, ate era nendota nga waliwo omukade alikunyingizangamu engalo mubulago nansokoolamu ebintu nga obuwuziwuzi naye nga bunji emirundi minji naye tebwagwamu
Musawo nze naloose nga ndi nemukwano gwange gwenasomako naye nga tudduka tulabe abasirikale kyebakola naye waliwo omwana wa maama wange omutto nankwata nankasuka ngabwendekaana nengwa ku jiinja ekigere nekiyulika wansi,kati awo mukwano gwange nansasira era nemunyumiza nt waliriwo nerwenaroota oyo omulenzi era nga ente emwesigamye ngamyuse amaaso naye nga antunuulira butunuulizi,wabula yanzizeemu nangamba nti tofaayo njakuleretera eddagala lyoba onaaba nga nkomyewo minimiro awo wenazukukidde naye nga ekigere kinuma
Mum wange yaroota nga Ali ne Maama we eyaffa dda nga taata ayagala kumutema ne jambiya Maama we Oyo eyaffa nafukamira waansi nagamba nti bikiramariya yamba omwana wange tebamutema, taata nagwaamu amanyi jambiya na gyitta Maama nemukwata ku ngaro naava mu turro nga engaro eyo emuruma
Musawo mursey mkn webale kutuweleza gwanga, nze nalose nga ndi lubuto lukulu ate nga mpese omwana kumugongo naye omwana oyo samutegede bulunji kuba teyabade wange twabade nga tuyina jetulanga naye nga waliwo ebinya egwa wansi nezila emabenga nga tabuza kabina
Musawo naloota nga nali ntambula mukkubo nensanga ensanafu nga nyingi ddala nengezako okuduka naye nga mumaso zali nyingi nga ate zinzijude omubili gwona ate awo nensalawo okuda emabega awo nempawamuka kitegezaki
Musawo Macy narose nga bawange mutamivu mbu nakomawo ekyirinyo mbu nemukwasa omukazi omulala nga mugezesa mbu era nagenda naye mukisenge mbu olwagadewo ekisenge nentabuka nengamba nti omusaja ono musilunyo bwati mbu ate mbade sikisubila olwagenze okubakonkona nazukukidewo nga sinabakonkona
Gd mng Musawo Mercy nze naloota nga nkola ku store eya kasooli nga mungi ate mbu government nesindika abantu nebatugabira emitwalo kumi kyoka nga tuli banji naye olwamaze nengeda mutoyi nendaba nga nkwata mu pupu wange olwamaze nenkebera ku ssente zange zebampadde nga nazisonsose mukiwato nga wezili nga tezigudde mutoyi
Hello musawo mercy....maama wange akyali mulamu .....naye naloose nga mbu yaafa....nga azze ela bweyaze...twanyumiza nyooo..kati bweyabade agenda....yakute omukono nga yeena mukambwe nga agamba ntino agenda nange....namulwanyisiza nyooo nemwejako nga bwemugamba agende taadanga....bwenamaze I woke up
I dreamt climbing on stairs and it was high then I got so tired I was fearing /scared thet I will fall coze what I carried in my hands fail but some children came and as they were climbing then they picked and gave me and that was the stairs of the house I stay in per now and working.