Nze Nalongo Mai,,, ndotanyo nga bukila mubanga, nga linya akiswa nga kiliko esuju olusi kasoli olisi ebitoke, nekilala ntelanyo okulota nga endwa emele naye bwe njimila nebukela kumakya ntandika okudukananyo nyooooo dala, bwenba sigimize ekela mala nensesemanyo nyooooo dala bitegezaki
Thank you musawo waffle God bless you.naye nze naroose nga ngeze ewa uncle nabade ne muwala we waka wabade omuti gwomuyembe nayenga guliko ebibala byanjawulo miyembe,ovacod ne jambula nayenga ate bibisi ate enimi zomuyembe zabade zimenyeka mukyala uncle Naja bangamba nti tugende waka kyoka mukyala uncle yaffa naye nabade mugamba nti ngenda kudayo mu December nga mugamba nti sigala nga ongula mu campaney bwetwatuse waka nalabye munyumba omulambo nga baguzinze mungoye engyeru kitegezaki
Musawo thanks for your work naye okulota nga ovuba ebyenyanja nga buli wojayo akatima ofuna nayenga waliwo nebikalu biri mu lyato atenga bolinabo tebafuna kitegezaki ate nokubirota nga obilya.
And again ndoota muganda wange omuwala okuva Ku side ya taata wange nga tuli mukuseka oba nga tukola ebintu ebyenjawulo musanyu kyoka mubulamu obwabulijjo tetukolagana yadde nakatono. Kindly help me out 🙏 God bless you dear
Musawo nalota nga omusota gunsika nga weguntwala mu mazzi naye nenekwata ku mitti naye gwansinga amanyi neguntwala mu mazzi naye gwali gwagala kumbojja nenefula afudde ela tegwanuma naye nga emabali waliwo abakazi ba biri bemanyi nga maama ne omwana. Am really confused musawo. thanks Bambi
Hi musawo mercy wange long time bambi naloota nga maama wa boss wange asalasala engoye zange ku wire naye nga asala bulawuzi zoka bwenamubuza nangamba siyina kuzambala bwezityo
Okulota nga ewaka mukyalo waliwo obutiko obubala nga bunji nyonyo nga tukula ne sisiter wanga nomwana wanga , nalota nga nyanbuka olusozi naye nga luzibu nyo nenganba kansoke nileyo nzilemu ninye ela nenjilamu neninya naye nazukuka nga sinamalako
Hey musawo nze ndota muka wange nga agamba mutabani we nti angurire amata ate nenzira ewaka nga Mami wange ngali musanyufu nga agamba murete amatoke tufumbe naye binsobedde
Wawoo musawo mercy welcome back dear nze naroota nga nabila mubanga bwenavvayo omukazi nampa obugoye bubiri obweru nebwesibba negenda I found two ladies making mats I started making mats with them.what does it means
Musawo nze ndoota ex nga ayambbade olugoye lwange naye ate nga antunulira nobusungu. Nera nemuroota nga tukute omuguwa naye nga ngusala nga tegukutuka but it's now 3yrs not seeing him
Thnks s much musawo mercy,I would like to ask you okuloota nga x wange ngakubira mukwaano gwaange esimu ngamugamba nti musonyiwe byona ebyaliwo tudingane kitegezaaki ate nga yeyankyaawa
Musawo Mercy ndota eyari bawange,nga musanga ngari nomukazi nga ari robuto bwandaba nga agya ewange nga ampa sente mpya nyooo mutwalo etano ,nga agenda awarara
Nakamu rota emirundi ebiri but the last one nze ayari asisinkaye abazunguumotoka nebampa dollars mpya nemusanga nga nyambuse amadara nera nomukazi omurara nga arirubuto netukirira wamu esentezange zagwawansi mujjawange nayagala kunyambako me bawange nembagana
Nalota nga zizeyo eyuganda ante nekomwawo ku air port me bangambe check ya sawa kuminabiri awo be zireyo nededa blacket me amazi ne ngato era netuka ebulya omusajja nagaba me nga olimuyunjo
Nekilala kya mazzi ndota nyo amazzi naye omulundi ogwasoka nali ne mum wange mu kilooto era nangamba nti oyo muganda wo era emilundi egyadako naloota nga amazzi ngangabeeramu naye nga sitoba era olusi mubamu nebimuli ebya gold ate ngenda okubilota nga maze kuloota muntu yaffa nga ampita
Musawo Mercy how are you. Narose nga njoza engoye zo mwaana wange ate nga ndaba nsenguse jenbela nga ngenze ewalala, ekilala nalose nga ndimukulanbula nyunba nga genda kugula nyunba ate ela nenanbula eduuka nga ngenda kola business kitegezaki
Thanks so much musawo, my dreams in 2020 of my former bosses taking me to canada came true😊. Now i always dream of the woman using witchcraft on the man, and also their 2year old daughter falling from the balcony., what does it mean ?
Greetings musawo mercy it's my first time to comment though I follow you 🙏 am 31 pregnant en its my first bby but ndoota nga waliwo mikwano gyange emiwala nga jizadde nga bampamu Ku baana babwe nsitulemu kyoka nze nsigala nga nkyali lubuto naye ba bby babeera basanyufu nyooo nga nbasitude. Kindly help me 🙏