Bambi thanks mukwano, nze narota nga waliwo omusajja omuwanvu nga ayambadde etaawo Lyaa white nga ali mukunkwasa coin eliko fish naye nga tayaagala sister wange kumusemberera, oba kitegezaki bambi ccta thanks 👍
Thanks dear I love you so much ndotanyo bobi wine ate nga simumanyinyo simulowozako okujako omumanya mubifanayi ndota yekweka ewaka ngabamunoya abasirikale nedota nga twogera bulungi nakamuroota emirund 6
Musawo Nina guy yakankwana 5 days naye namuloose nganina kyenonya mba nkyakinonya najira mumotoka ngate talina motoka hengomuntu era alikukyeyo e turkey ate nze ndi Saudi, bweyaparkinze emotoka nensaala ekkubo nengenda waali nemibuzaako ngamukutte nunsingo nga ndaba love weli naye ate mutima sinakiriza nti aba Ali serious
Thanks musawo mercy wo. Okulota nga enviri zo zikuze nyoo kitegezaki then nokulota nga onaba omubiri nemutwe kitegezaki webale tuwereza mukwano mungu akukume.
atera nakaro ta emissota ebiri ogumu gwarigwagara okunnuma ne ngubika ekitawuro omuru ndi omurara ngabarina akasenge ngamurimu obubo nengeri yobusuwa nga nebaganba nze ntekemu amazzi nenfukamira okugayiwamu nentandika okuyita yesu ebintu bwona nebikankana nebwatika ekifokyona nekiyuguma nga npita yesu
Thnxx dia naye wolota nga osidika egali nga eliko esaso yamanda mumaso ante emabega ntadeyo egato nemala nesisikana owa bod atela okuvuga nemusaba ayabeko kugato azitwalileko
Nalotaaama wange nga kyamala kufa week emu noyo muganda wange Nate yali afudde emabega naku biri maama affe nga nsitude omwana wamukamuganda wange tulinya motoka Nye nendinya emabega ate Oyo muhanda wange nga genda kutula mumaso mukyala we jatudde nomwana ate nga amenyese okugulu kumu
Naloota Nga nwana nomukazi nga mulanga kwagala bba wange nemala nemuyiira amazzi nemufujjira namalusu. Naloota nga ndi ne mikwano gyange police netugoba nze teyankwata naye bakwata banange bennali nabo. Naloota Nga nzadde bulungi tebansaze era neneeraba Nga nnyonsa ate nali ntambula nensanga ba OG bange balongo. Nalootako Nga waliwo omukyala ampadde enkota Ya bbogoya Nga nnene nnyoo. Nendoota Nga nkuula ebinyebwa. Thanks very much. I will be very thankful. Please reserve my names.
Musawo nsaba kuziramu mukwano naloota nga ndi netaata womwana wange ate nga twayawuukana ela nga yawassa nomukazi omulala Naye namuloota nga ndinaye ate wamu nemujjawange ffena basatu
Indoor Tanya Nick abhimanyu gonni one another he know what your age in Orlando tuggeranong child and waffles is 0.09 the Union sangamon Lynn wanna lay in my Bluetooth
@@MANYABINOMUSAWOMERCY naye musawo nera tonzinzemu 🥺🥺🥺🥺🥺🥺 nakubuza mu party 6 nakubuza kitegezaki okulota nga oina gwotambula naye gano amazi agaserera negamumira kubaalibaali wolugudo era at the same time nalota nga ndi nemukwa gwange nga tuli munimiro naye nga munimiro mulimo ebidiba Kati mukwano gwange naserera nagwamu era nga amazi ago nago gasereraaa Kati nengezako omutasa musikeyo awo wenavira mukulota