Praise God Chosen familyand bro Steven thanks so much for teaching us God bless you but iwant to help me with this dream , I dreamed when am on certain place with alady whom i know but we where under a big tree and on that tree there was abig branch nga lyakala netuli wanulayo wanguli bwetwalitusiza wansi newabawo omwana omuwala eyatugabwe nti munti gwe naye namala nalutuwa natuwelako obunti obulala bubiri nga butono era buno bwabadde sibukalunga nga guli omunene , omunene gwabadde gwakala neguvako nekikuta ekyokugulu kitegeza kki mukama wange nasanyuka nga ozizemu naye tusima bwotukolela God bless you 🙏🙏.
Praise God family l don't have kids but l had a dream that l gave birth to twins bby boy and girl oh my God l was so happy when l was breast feeding my bby boy when l wake up l prayed holding my tummy l believe one day l will became nalongo❤bro Steve hope my dream was loud and clear right
And another thing is dat I dreamt when someone z praying for me and am vomiting something but dat something was not coming out. And when I worked up in da morning I found my mouth was full of salyviers (amalussu amakwaffu) den I prayed and asked to help me and I vomit wat I was vomiting in da dream. In da evening of dat very day I vomited too much😭 May God bless you brother Steven
Praise God brother Steven thank you so much I got the meaning of my previous dreams. May God bless you Naloota muganda wange omutto nga amagulu gagongobadde naye nate wenamala nemudusa nga nonya omuntu ayinza okumuwonya, awo olwamala newabawo omusajja eyaja namusika amaggulu negadawo. Praise God nalota taata wange nga naye agongobadde amagulo nga atambuza migo Naloota nga waliwo omusajja agamba abantu nti mujje mufune ebyenyanja mumunabitunda nemufunamu amagoba awo nga munsasula (yali abirunda).awo maama wange najja natandika okubivuba naye olwasoka yafuna nga butono mu size, awo olwamala nagenda mu ki pond ekilala nafuna nga binene nyooo netusanyuka, kitegezaki brother Steven. Nekilara waliwo muganda wange naye maama we yaffa nga amuzala. Muloota nyo nga waliwo abagala okumuba naye nga muddusa mukwekwe. Mubuliwo taata we tamanyikidwa era okuva nga muwere maama yamulina. Naloota nga muganda womuntu gwendetinga naye omuwala nga musunguwavu nyo gyendi. May God bless you brother Steven. Nalota nga ndi munimiro nemaama wange naye nga wetutude waliwo ekinya ekinya ekiwanvu. Maama wange nangamba nti situnula mukinya naye nze nenkitunulamu nga kilimu ebyawongo awo oluvanyuma nendaba nga waliwo ediba lyomusota nga lizingire kumukono gwange nebiwuka nga bingi naye nga tebitegerekeka nabyo nga byezinze ku mukono gwange. Wenabilaba nenkwata enfufu nembyesimulako namanyi amangi nebinvako. Naloota nga ndi munimiiro yakasooli nga neene nyo nga ndi nekabaka wabuganda nabantu abalala nga tumukungula. Awo olwamala netusimba line yemere(emmere eyabuli kika) naye nze namala nenva mu line nembireka.
Mukama yebazibwe brother Stephen ❤🙏.lero mbade nebase mu ko emisana ,nenfuna ekiloto nga boss wange akomyewo ne kasooli ali fresh, nabaana be bonna nga bava ku somero. Nampa bikasooli 3 mukaveera aka white. Naye nga bawala banonya mu freeze nga temuli kya kulya,naye mubademu nomuwala omugenyi.
Kati nga omugenyi ono yali mukononya ebyokulya mu freeze, nange nenonyamu nenfuna G nuts nga bisiike ne mbiteka mu epuloni yange and I started eating it. Then after nensusa kasooli omu nga ngyagara kwokya awo nenva mukiloto. I would like to it's meaning. THANKS BROTHER BE BLESSED 👏🏻👏🏻🙏🙏
Praise God brother Steven. I adream when I was going somewhere then I got lost . What does it mean. Cz I was asking God to show me something. But now I don't no wch z wch cz I was asking for two questions. Brother Steven may God bless and protect u for us🙏