Тёмный

Lubaale - Ekinonoggo - Ejjembe lisobola okwewanga lyoka? - Bantubalamu 

Bantubalamu - Ekinonoggo
Подписаться 3,6 тыс.
Просмотров 2,4 тыс.
50% 1

Опубликовано:

 

30 окт 2024

Поделиться:

Ссылка:

Скачать:

Готовим ссылку...

Добавить в:

Мой плейлист
Посмотреть позже
Комментарии : 66   
@Mubiru-xu3kj
@Mubiru-xu3kj Год назад
jjaja tweyanziiza nyoooo mungu akutuwangalize
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Ameen tweyanziza essaala eyo
@ritah404
@ritah404 Год назад
Jaaja kyembuzaa nze ndiwanoo seeta njagala kugula ku butabo nsobola okugenda ewaa jaaja ela ngenda lunaku kyii nasawa kyii🙏🙏🙏🙏
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Ebitabo bibaayo, n'omukulu ali awo seeta yita ewa Mumbejja babikuwe
@ritah404
@ritah404 Год назад
@@Bantubalamu ngenda lunaku kyii Ssalongo Ne sawa
@ritah404
@ritah404 Год назад
@@Bantubalamu elaa ebitambo byameka ssalongo
@Mubiru-xu3kj
@Mubiru-xu3kj Год назад
Ago maziima jajja gumizaawo nyooooo
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
🙏🏾
@kisenyirogers
@kisenyirogers 10 месяцев назад
Kabaale rogers nansana ndoota nzira mukyaalo wenakurira nayeate bangamba siwebanzaara
@Bantubalamu
@Bantubalamu 10 месяцев назад
Ye lubaale waayo eyakulera....ali ku gwe....yakukwaata
@hhmm143
@hhmm143 7 месяцев назад
Wewaawo Taata 🙏
@Bantubalamu
@Bantubalamu 7 месяцев назад
🙏🏾
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og Год назад
Ndoota ndi ku bore hole nga njjoza engoye nabalala nga kuliko olugoye olweru noludugavu nga waliwo omukazi akute ekidomoola nga alinze amazzi nga antunulidde
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Muzimu mukazi....gunoonye gukubuulire kyegwagala
@omusamaoliver4149
@omusamaoliver4149 Год назад
Wewawo mazima
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
🙏🏾
@namagandamilly3100
@namagandamilly3100 Год назад
Nze Makanga enkata zabalongo tebazawula, kyoka eze waffe njawule
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Ekibuuzo kyo sikitegedde
@babiryeshakilah1592
@babiryeshakilah1592 Год назад
Bweeza nnyo bweeza ddala
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Bwa Mukasa
@musimentalillian4333
@musimentalillian4333 10 месяцев назад
Kituufu ssebo nange njagala omusajja eyategeera bajjajja lwakuba batono ndaba banaddini ate nga tetujja kukwatagana
@Bantubalamu
@Bantubalamu 10 месяцев назад
Wewaawo
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og Год назад
Ndoota omuwala ali mulukomera lwebasibye nga alima nensala omuyini gwenkumbi gwe gyalimisa nanvuma naye nga nali ngenze mukwana
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Muzimu mukazi nakitambo kikazi
@ritah404
@ritah404 Год назад
Banange ssalongo akozzee edammee 😭😭😭😭😭 🤔🤔🤔🤔🤔
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Munange si nti alwogerako yaba aluleese.
@rashnakiberu7976
@rashnakiberu7976 Год назад
Bwezza nnyo ddala jjaja,wama webale otusomesa ,tubiddwa nnyo abafere nga batuwabya nti elyo ddogo.naye emisomo gino gitugudde amasso.Bajjaja ffe bakutuwere obulamu nobuwangazi .bweza nnyo bweza nnyo ddala.
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Webale kusiima bambi
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og Год назад
Ndoota omukazi owobulabe jjendi nga akute ensawo nantunulira nga tweyisinganya mukubo naye nga bandaga nti agenda kumusawo
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Munange wayinza okubaawo aliwo akukola ekibi
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og Год назад
@@Bantubalamu kyoka no yatadda muganda wange omuwala ate senga mulamba
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
@@MakangaMark-hv5og nga mulabye naye
@nanzirimai3826
@nanzirimai3826 Год назад
Jebale sebo Naloose taata eyaffa agamba ayitamu amazzi
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Munange kiyinza okuba nha bwokiloose...ekilala ne Walumbe ayinza okuba nga akuliko....nga olina nomuzimu gwa jajjaawo ogwokubiri....
@LubegaBashiri-mw6tv
@LubegaBashiri-mw6tv 6 месяцев назад
Lwaki ndoota mugandawange nga mukwatidde ejambi muteme nga ndi mukambwe neyetonda nemuyiira akadomola kamazzi nze lubega ewobulenzi luweero
@Bantubalamu
@Bantubalamu 6 месяцев назад
Kitegeeza bingi.....omulinako obukyaayi obususe? Awo omanya obuzibu buli ku gwe.....bwabaako empewo zewamwe enkulu naye nga agaanye okuzikola....ekyo kyemukyaayisa.....ekilala gwe kenyini oyinza okubaako empewo nga Kitemu akubanja namayembe...era bwotabikola bijja kusizza omuntu bakusibe....ekisembayo ayinza okuba nga yakukola ekibi....nga empewo zaagala omwesonyiwe.....kale bingi genda ku kaliba bakukebere.......ekisembayo omuzimu gwajajjaawo gwolwaana nagwo.....nga gujja kutemesa nga gukusindikidde kitemu.....kale nga bwolaba bisobola okutegeeza....naye bwemuba mukwatagana nga aboluganda nga awo omanya obuzibu buli awo mu mpewo.....nandazze....
@walusimbirichard5993
@walusimbirichard5993 Год назад
Mulimu mulungi nyo
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Ameen
@nabaweesiprosper300
@nabaweesiprosper300 Год назад
Wabula nkuyizeko binji
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Webale kusiima
@nanzirimai3826
@nanzirimai3826 Год назад
Wewawo sebo Nze Nakibirige emasajja ndoose ebigooye nebigato nga bilinga kasasilo nga bifunidde akadeeya nebimpakilamu
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Oba oloose bibyo? Naye noonyereza ku Bamweyana
@hanifahkakonge3771
@hanifahkakonge3771 Год назад
Webale tusomesa ssebo nkusaba kunyamba omusika yatwaala ekibanja kyebampa kyoka empewo zingamba kuzimba kukika bwensaba nzimbe kubufumbo zingaana atenga nekukika silinayo kiffo wakussa mbuga
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Oba olina kugula ttaka lilyo munange...zisabe zikuyiggire sente.....siwagira kulumba musika
@kasaggaswaif7616
@kasaggaswaif7616 Год назад
Mbuuza nti ku Kinene aliwa atakolagana
@kasaggaswaif7616
@kasaggaswaif7616 Год назад
Mbuuza ku ba Kinene aliwa atakolagana na nnyama made evvumbe? Sebo nkusaba onziremu webaale nnyo okutusomesa
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Ekibuuzo sikitegedde
@christinenassaka5291
@christinenassaka5291 Год назад
bweza.nyo.jjajja..nyinza.ntya.okufuna.ku.Namber.yo.jjaajja
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
+256772563344
@rashnakiberu7976
@rashnakiberu7976 Год назад
Waliwo omusawo eyali eyangamba nga ndi mubulumi obusingayo ,nti oba lubale tumukujjeko.Naye mukugezesebwa okungi omutima gwagana nangamba gwo omannyi ojja bonabona nnyo wadde mbona naye singa naffa dda singa sibajjaja nnge.bweza nnyo Ddala
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Bwa Mukasa
@ritah404
@ritah404 Год назад
Omusawo ABA akugamba nti akujako lubale ABA akulimba nze banimba mbu bamunjijako 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣 NGA wenzilayo ewaka wayakomye watandikilaaa🤣🤣🤣🤣
@lindahluchi6992
@lindahluchi6992 Год назад
Bweeza nnyo jjaja Am requesting for jajja's contact
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
+256772563344
@bukuludamalie7854
@bukuludamalie7854 Год назад
Nze ali kunkyaya wabula webale kusomesa sebbo
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Webale kusiima munange
@kalibbalamike2697
@kalibbalamike2697 Год назад
Webale kutuwereza wabula jjaja atuyambe ne message za WhatsApp azikebereko ffatuli bweru wagwanga
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Munange abeera busy nnyo. Obudde bwa whatsapp tatera bufuna
@mukisajuliusstuart1897
@mukisajuliusstuart1897 Год назад
Sebbo webale kutusomesa nakutuwabula nomutima gumu
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Webale kusiima bambi
@kasaggaswaif7616
@kasaggaswaif7616 Год назад
Webaale into sebo mbuuza nti ku Baker k
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Sikutegedde
@christinenassaka5291
@christinenassaka5291 Год назад
Nze.nsaba.ku.Namber.yo.bambi
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
+256772563344
@namagandamilly3100
@namagandamilly3100 Год назад
Nze Makanga ndoota omuwala angwa mukifuba nga anyirira
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Oba muzimu oba kitambo kikazi
Далее
Bamweyana
8:43
Просмотров 118 тыс.
OKUNYIGULULA LUBAALE (OMUTAANGO)
36:27
Просмотров 17 тыс.
Lecture 06 -Colonialism: The African Perspective
30:05
Gabogola
3:19
Просмотров 232
mbogodde (##abalongo_songs)
1:47
Просмотров 34 тыс.
Sserubwatuka
7:47
Просмотров 1,2 тыс.
Jajja Kiwanuka - Omulangira Jjuuko Munnabuddu
14:35
Просмотров 15 тыс.