❤ wewawo nnyo tusiima emperezayo❤️🙏🏾🙏🏾. Naloose tuli ne Katikiro nga tulima ekubbo erigenda mulubiri but during nga tulima nensanga ebinusu ebyedda nga bingi nga tebigwayo mukavera aka black mubisubi ebikalu mukikoolo Kya kalitunsi . Waliwo omwami mukwano gwataata wange when he saw me he said I know u found that money but give them to me because they were for my late mother mbu yali azagalannyo nankutira okuzikuuma .
webale nyoo kuweleza gwanga naloota nga nfudde kyoka ate nga waliwo mukwano gwange omusilam nga angamba nti silamuka nemugamba nti natela nga okusala nemikwano jange ku muzikiti ekiwatule