@@taritwebwa ayinza okuba Lubowa.....nga maama wo omusota gwamuyita ku magulu nga ali wa lubuto lwo......oba gwamuyita mu magulu wakati.......bakutuuma Lubowa/Nalubowa......oba nga bwebuzaala bwa Jajja Taata oyo gwewaloose
Ndota nyo senkulu nga andagula ..olussi muloota tuli munsozi...nga bwetweyisinga nemubuuza..kati namuloose nga ngeze ku mbuga ye...nga ndaba baselukulude enyumba ya muwanga nga bagenda kujusaako ssubi..nga bali mukutekawo ekijulo..nga buli omu yetala nga bwebansanyukira nti webale kujja..kyenva ngamba senkulu nti kankomewo koye kalle eyo nenvayo.nsaba kuntaangazamu sebo.neyanziza