Ndoota nnyo nga njokya kasooli oba nga mukoola era ndoota nnyo nga nfuumba ebijanjaalo oluusi nga mbisiimba. Naloose nga omukyaala antuumye akatti akokusenyesa natemye akaasosse nekefunya nakokubiri era nako nekefunya. Bitegeezaki jjaja
Taata, nsaba naffe otulowozeko nga aba radio nga oweleza. Naffe osobola otutelawo ka live ffena netuba kumukutu. Emisomo gino gituyamba nyoo. Mbade nkusaba okitunulemu munange.
@@babiryeshakilah1592 bambi mukwano tweyanziza ebifambo bino byonna. Nkitegeera kyowulira kubanga fenna bwetutyo bwetuwulira nga otandise okubikulwa akatambaala. Naye munange nga omukulu bwagamba abaliko empewo entono ziba nga makumi 30 ezijja nezoogera. Endala zibaayo naye nga tezoogera. Zino nga ze zikulembedde.....kale okutereera nga ebintu bino biri ku gwe olina okwesiba bbiri. Nga akubanja asooka kukyaayisa abekika. Anti bebajja okumutankuula nokumusiba. Kale aba tayagala oyogere ebyaama bye. Naye nga omukoze amala nabakomyaawo.
Bwoba otera okulaba emesse awo ekitambo kiyinza okuba kibanja ensawo ya nsombabyuuma......naye if it was a one time thing....could be many things......silaba okusasula bwekukwataganira ne messe...wadde nga mu nsaqo ya nsombabyuuma munange tuterekamu sente😅 oba olyaawo jajjaawo yakutomeza sente hahah
@@Bantubalamu emmese waffe nakula ndaba tezigwa munyumba nebwebatega,ate nejenapangisa nga ziyimba nokuyimba naye tezintomerangako Era eno mba simanyi nti waliyo emmese eee newunyiza nyo Zaluma nengoye zange zonna ezaali mu case nebanga mbu nkunguzi era ekyeyo ekyasooka safuna wadde wade kati nakada zintomera Mukama Neyanziza sebo
@@Jusen984 hahah nkugambye ebintu bino....ekituufu kiri nti nange yakantomera🤣 nembuuka ate gyendi era teri messe....naye baba bakubanja ensawo ya nsombabyuuma mu kumanya okwange.....mpozi nga alimu ne biteega.....koli dda ewamwe...genda bakukebere🙏🏾 ....ne nabuzaana mbu aleeta emesse gwe nga omukyaala. Naye nkusaba omukulu omumbuulize ekibuuzo kino ku simu ye akitaputetapute bulungi......+256772563344 through text message