Bannange jjajja nze ngenda kola ntya kuba kirabika ndiko buli mpeewo nabalongo ba nalongo basalongo mayembe misambwa bassekabaka bonna kuba buli kyoyogerako nobulambe nobulumi byonna biri kunze omuntu omu kati oba ntandikire kwani kyokka sirina na ssente kati oba ntandikirewa jjajja ndawula banzaala nobusundo munkwawa nina ebbala eddene mu mugongo eriddugavu kumabbali walyo waliwo eddala eryeru jjajja mukasa yankuba envi wano mukyenyi part emu nenzikulawo naye era yazikomezawo kyokka nina 25years nzekka ate nakajiweza jjo myezi ngebiri emabega nalaba maama nattimba mu kirooto nga yenna ayakayakana ngaliko emunyenye era namala kunywa mazzi ku luzzi lwe kyobomanya bingi sisobola nabimalayo abalongo bo hoo amabala gabwe abiri abiri nga butono buddugavu kati bannamba buli wamu omubiri gwange bagwononye nobulambe bwabwe buli omu antekako bibye kati ndaba ebintuntu maaso gange kati nze ngenda kola ntya kyokka ndi bwomu simanyi wentandikira oyo ye jjajja Kiwanuka yandekera omuggo gwe nga gwewessemu kati oba ngenda gujjawa siyina kyemanyi wadde kyentegera oba ngende mulubiri ki simanyi naye nabagambye oba bannonda kunchunya nakunzita banzitte sibalinako buzibu kuba nange nsobeddwa bingi bannange naye omuntu amanyi olubiri lwabambejja nabalangira abaziba anyambe andagirire kuba ewaffe tuli balangira nabambejja era nze nakajja ate ye maama wange wa ngo era munyarwanda bano abahima abalina gano amagulu amanene okuvva wansi ate ye mulongo nakamya era ye ssenga wekikya kyabwe ekyengo ate era nze nasikanyo ebukojja era nayo ndotayo nyo naddala ba kojja bange kati era nabeyo bandiiko bannange simanyi nakumanya so jjajja nyamba ntandikirewa mkno
Eee olajjanye.....naye njagala kunyonyola...oyawule obuluuta nelubaale ajja ku mutwe ogwaffe neyeyogerera......byobaddemu bambi sibyebyo.....ngenda kugezaako okunyonyola mu kumanya okwange....then nkuwe enumber y'omukulu omukubire mu kadde ke nga tali busy....oteeketeeke ogendeyo omulabe akuyambe.......email me on ndawula.empire@gmail.com awo nkuwe enumber yange....eyange sagala gissa kuno for all to see.
Naloose nga ndi kusomero jenasomela O’level. Esomelo lyali kumpi ne L.Victoria, nga ndaba grader zisenda ekitoogo okuva kunyanja mpaka ku somero nga balinga abagala okugaziya etaka lyesomelo. Olwamaze nendaba mikwano jyange ngakimpa ebisumuluzo byemotoka tugende. Emotoka yabade ya drone.
nkwebaza nyo bambi, ndiko ekitambo kikazi era ensonga nzigoba ko naye sente bansaba nyingi ,mbade njagala sooka kolawo ka business akanavangamu sente nkole ensonga zona,kinasoboka, advice me