Sebo webale kuweereza..nsaba kuntangazamu..naloose omukyala nga aleese muwalawe musibe enviri. Nga za dread..ate nagenze okulaba nga ndi mukifo ekyekusifu nga tuli abakyala babiri tusiba kabaka mutebi enviri olwamaze nasituka nagenda naffe netugenda.
@@Bantubalamu naye ate ejembe elyo naligabula daa ela nomubiisi weguli mundeku ye bt these days I had problems with money kati wenafukamide nensaba abakulu nti banaye nasobola okumaliliza ekintu bwekiti nafuna sente, banzizemu ekyo nga enjuki enuma mukibatu
Gwe ani yakugamba nti okwetwaala mu nsozi nga jajjaawo teyeyogeredde ku mutwe nti kyolina okukola.....ekilooto kyo kyeyogerera...lubaala ayagala musamira.....era olabika okugenda okukola obusawo......munange ebyokubikka sibyeebyo...nga jajjaawo siyakutumyeyo......kwekudda ku ziro.....samira lubaale nomuzimu gujje ku mutwe awo obisse mu nkola byebakugamba....
nsiima epeleza yo ssebo naloota nga nsamba omupiira Naye nga nsaala nyoo ba opponents nga mba kanga naye nga buli wemba njagala okuteba goal nga mu goal muli mu omusajja no omukazi abanemesa oli nangamba mukiffo kyokuteba goal wadda mukukanga nalongo ne salongo sibasanyuffu era nendoota Nga nze aligira okusimba empaji mu ssabo