@@kalanzihassan4057 oyinza okuba wazaalibwa mu buzaale obwenjawulo....nga maama wo yekanga ali lubuto lwo, oba laddu yagwa, ate nozaalibwa mu kire kye nkuba.....naye okuzaalibwa mu kire kye nkuba nkugambye ye Mukasa. Noonya anakuyamba bakusibe....naye ate era oba wakatandila butandisi...wesibe bbiri
Oluganda lwo silutegedde.....omulongo kizza bwaba yasibwa nga....ngamba oyo adda ku balongo.....si bino ebyobutonzi......omuzimu gweguba gulina okubuulira bwebamusiba.....si nti buli wamu bamusiba kyekimu.....ekitanda mbu okuzimbirwa...simanyi mbu kabaka....simanyi mbu Kinenenyumba ye Kizza....ebyo tetubimanyi....
Muzeeyi ki....musajja oba mukazi.....nae kilabika kino kitambo kikazi.....(kizaazi) nejjembe lya Kiwanuka....ne Walumbe...nomuzimu gwesitegedde oba musajja oba mukazi....mukole lubaale wamwe
Waliwo lwenalota bbi nga bamutade mu nsuwa nebamuteka ku sigiri nebamusanikila natandika okunyoka era nadamu nenfuna ekiloto kyekimu naye omulundi ogwokubili enjuki zavayo nezijula ku nsuwa naye nga omukka muyitilivu bali nyokeza kitegezaki
Naloose nga tata wange mugamba anyambe naye nagana atanga omusilikale yaba akuba omukyala nga akutte omwana muwala kati nze nemugamba nti oyiza nnooo okomakoyo nyabo oba naffe kati omukazi omusirikale natya nyoo era nagamba nti agenda kugulawo omusango ogwokumutisa tissa
Nekirala buli wenfuna omulimu mba nakakolako emyezi mitono nga emilimu jigwawo mbuza empewo zange zisobola okusanyawo company etali yange oba jesilinamu share oba doggo banaye nsobedwa emirembe jimpedeko oba bisilani
Era okuloota nga muli mukyalo ne brother wo nga mwagaala kuvayo nensawo ya manda aga fumba..naye nga boda boda abaseera nyo..nga atusaaba 15000.....kitegezza ki.
Ekitambo kyekikutawaanya....nemwandwa ya Walumbe yeemu kweezo.....kigongo yasooka abalongo.....kizza....yadda ku balongo......bwaba nalongo aba yazaala abaana babiri (omu asobola okuba ekisolo).....ayita mu mazzi nga azaalibwa....
Nalose jajja mukyala azalea maama nga ntambula ajja jendi. Yali ayambade gomesi ya black nga naye mudugavu nyo. Ya nsanyukila bwe ya mwenya yalina obunyo butini nyo bwe nkima. Yatuyita fena abazukulube, Ela netukja ne tutula mu maasa ge, yandaba nkaba Nabuza nti Nanjobe ate kiki, na mugamba Nina ebizibu bingi Yavawo weyali ayimilide nayo Mulila kubali. Awo no ne nazukuka.