Тёмный

Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota ndi bwereere (bukunya) - Bantubalamu 

Bantubalamu - Ekinonoggo
Подписаться 3,6 тыс.
Просмотров 1,9 тыс.
50% 1

Опубликовано:

 

30 окт 2024

Поделиться:

Ссылка:

Скачать:

Готовим ссылку...

Добавить в:

Мой плейлист
Посмотреть позже
Комментарии : 82   
@kalibbalamike2697
@kalibbalamike2697 Год назад
Wabula Bantubalamu abetanda abagye omugaati mukamwa kuba ekibadde eyo.mukama akutuwangalize
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Webale kusiima munange
@sophielala436
@sophielala436 Год назад
Bweza jajja ndota maama wange ankuba nga angobaganya mbu genda nga wekaba kyifunanyooooo
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Oyinza okubaako empewo zebukojja nga zilimu ekizibu
@lwangaedward4580
@lwangaedward4580 Год назад
Webale kusomesa gwanga Tusiima nyoo....👏👏
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Webale kusiima
@AbeyAbey-vz4ji
@AbeyAbey-vz4ji 4 месяца назад
Bweza jajja ndota omugenzi taata nga ndinaye musonga zomukwano atte olumu ndota nga ndimukikolwa nemuganda wange
@Bantubalamu
@Bantubalamu 4 месяца назад
Bitambo byo byebikutawaanya
@NabuzanaGreatmother-s3w
@NabuzanaGreatmother-s3w Год назад
Webale kuwereza nze najjengo ndota nyo omusota omudugavu nga ngunonya ate nga ngutya nyo.
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Oyinza okuba wazaalibwa ne ttimba Sselwanga/Nalwanga oba nga gwe Lubowa/Nalubowa
@نايفالمنصور-ل5ب
@نايفالمنصور-ل5ب 2 месяца назад
Webale tuwereza jaaja nze abuza nti buli lubaale bamukorera omukolo ogwo mutaango bwadde bamusulawo busuzi nsaba kunziramu ko jaaja
@Bantubalamu
@Bantubalamu 2 месяца назад
Buuza eyakubuulira omukolo ogwo.....abaluuta bebagumanyi
@nakakeetojuliet5500
@nakakeetojuliet5500 Год назад
Webale kutuwereza nokutusome sanakalota omuti oguyitibwa omutuba emirundi esatu ogwasoka gwari mukulu nnyo nga munene nga mukadde nogwokubiri gwari simukulunnyo nga ogwasoka omurundi ogwasembayo nalaba nga gwo muyimbule era nga bagusibye nendagala nga simunene eranga simukadde nga egyasoka emituba gino mba ntambu nengisanga
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Oluganda.......naye lubaale wamwe yawumuliranga ku mutuba.....mugisimbe giddewo
@nakakeetojuliet5500
@nakakeetojuliet5500 Год назад
@@Bantubalamu neyanziza nnyo sebo
@nakakeetojuliet5500
@nakakeetojuliet5500 Год назад
@@Bantubalamu neyanziza nnyo sebo neyanzege
@ssekyanzijimmy7097
@ssekyanzijimmy7097 Год назад
Tweyanziza jaajja okuloota nga ozeyo ewaka nga olaba enyanya nyingi enyo mumwanyi za jaajja wange nga zoona zengedde
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Lubaale ono yakolanga obusawo....empewo zenyanja zenanyini sabo elyo.....ate kilabika alimu omukago....jajjaawo yatta omukago.....
@ritah404
@ritah404 Год назад
Ssalongo webale kuwelezza Ssalongo ndotanyo emindi eyensondaa naye nanonya emindi yambula njilotaa ngaa Elina ensonda bili wansi eno jesembela oba emindi eyo yanii
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Haaa nze sigimanyi mpozi omukulu......eyensonda emu kilabika ya Nakayima naye eyo......simanyi ..mbuuliza omukulu ku simu ye
@hhmm143
@hhmm143 7 месяцев назад
Maama wange yangamba nti lweyanzala mukuru wange lweyaffa bamuzika kumunana ate kukumi nanzala mbu era naja emikono jona jekute mukifuba nganewomuse bulungi naye oyo mukuru wange twari tetugatta taata nekyo kirina ensonga? Tusimila dala Taata 🙏
@Bantubalamu
@Bantubalamu 7 месяцев назад
Kimbuulize omukulu mu message
@MuhammadMpungu-fy6ij
@MuhammadMpungu-fy6ij Год назад
Nyamba Ssebo kuba embera nbi bwemukole emikolo nga ndiwaka wange
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Ekibuuzo kyo sikitegedde
@mukankusi-kj2ps
@mukankusi-kj2ps Год назад
Banange ndota nyooo ebikojja ate nemukika yarabi
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Emizimu gya sides zombi ogilina
@NabawanukaNabukalu
@NabawanukaNabukalu Год назад
Naye banaye 😢Lubaale agwa ??! Negomba okudda ewaka nsome kubutabo bo kubanga eby'okuyiga nkyalina bingi.Webale okutuwereza .
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Webale kusiima. Aggwa. Kale enkulu zezikakanya endala awo nofuna emirembe....naye buli mpewo ogiwa ebyaayo kiyinza okuba ekizibu
@NabawanukaNabukalu
@NabawanukaNabukalu Год назад
@@Bantubalamu kaale munaye ❤️
@MuhammadMpungu-fy6ij
@MuhammadMpungu-fy6ij Год назад
Webale kuweleza nsaba kunyamba nawasa omukyala munyalwanda naye mwambaza ntya baggamba bu bwowasa omunyalwanda balina emikolo eggikolebwa ngokyade naye sezala yangana oggikola kyoka omukyala bimusubuwa kati nebuzza bwemwabaza mukyinyalwanda anatelera ela mwambaza ntya
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Empewo zewaabwe bweziba zimusumbuwa....ye alina sooka zikola.....omwabaza mu kinarwanda......kuba ku simu yomukulu.....oba olyaawo ayinza obikubuulira....
@MuhammadMpungu-fy6ij
@MuhammadMpungu-fy6ij Год назад
Enamba yesimu singilina Sabaokuggimpako babi
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
@@MuhammadMpungu-fy6ij +256772563344
@ssemakuladorah2774
@ssemakuladorah2774 Год назад
Bwezza 🙏🙏🙏🙏
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Bwa Mukasa
@hasifahnaluwagga4746
@hasifahnaluwagga4746 9 месяцев назад
Bantu balamu kiva kuki okubela nobulevu buna bwoka no mutwe gwange gujyudde envi.
@Bantubalamu
@Bantubalamu 9 месяцев назад
Hahah gwe Namukasa.....tebakutuuma Namukasa.....
@hasifahnaluwagga4746
@hasifahnaluwagga4746 9 месяцев назад
@@Bantubalamu waliwo ewomusawo gyenangenda empewo ya mukasa nejya nengambu ndi mukyala wayo Nekilala bangamba mbu ndi kasowole Kyoka taata wange yakyawa mbu ndonga step mother wange ate nga simulonga nga ko.
@Bantubalamu
@Bantubalamu 9 месяцев назад
@@hasifahnaluwagga4746kati no yakugaanye okufuna omusajja anakuwasa......musamire omuwone...ebilevu bijja kugenda era ofumbirwe.....ebyo ebya famire aaaa nze nange nabikoowa bwebatyo....guma makazi....lubaale yakuluma....akuluma mubutuufu nosiima nti akulumye.....obeera tokoze bubi nokumwebaza nti jajja webale....kati ntegedde....oba oli awo....ayinza okukakanya ku busungu....naye musamire omuwone
@hasifahnaluwagga4746
@hasifahnaluwagga4746 9 месяцев назад
@@Bantubalamu bweza nyo salongo kasita natela okukomawo lubutaka .
@KingVasco-yq7ee
@KingVasco-yq7ee Год назад
❤ ENZE MUSOKE OMUSOGA OKUVA EMUKONO KAUGA
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Tukusankyukidde
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og 9 месяцев назад
Ndoota waliwo omulenzi ampa enjibwa nti nzirunde wamala nanengeza ku bijja nti babisimbako eddagala omuzimu negwogera nebarijako
@Bantubalamu
@Bantubalamu 9 месяцев назад
Oyo Kibuuka omumbaale....laba nga nebijja tebiliiko ddagala
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og 11 месяцев назад
Omaanyi ko kudagaala lya puleesa senga wange yamukubye nasanyalala tasobola nakwogera
@Bantubalamu
@Bantubalamu 11 месяцев назад
Omukulu munoonye ku simu ye....nze simanyi byaddagala
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og 10 месяцев назад
@@Bantubalamu abekika nga baloga , baloga ssenga tugambe nti puleesa yali yakafuluma ekiggwa nagwa wansi netumutwala kumusawo nagamba bamusindikira ejjembe bali bakamunaza kuddagala baganda be nebamujjayo lwampaka kyoka nekati ali bubi nyoo byayogera tetubitegera
@Bantubalamu
@Bantubalamu 10 месяцев назад
@@MakangaMark-hv5og nga mulabye bambi nebizibu
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og Год назад
Mbulirako kumiti jekitambo ekikazi
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Buuza jajjaawo....gyawukana
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og Год назад
@@Bantubalamu ok
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og 11 месяцев назад
Sebo kiki ekiretera omuntu okuyuguma nga akankana natandika okusika enviri ze kumutwe nga bwagunyenya nga avamu amaloboozi naleeta namaziga
@Bantubalamu
@Bantubalamu 11 месяцев назад
Mukulu ebibuuzo byo binsukako....nsaba obimbuuilize nga omukulu.....naye ekitambo kyekyetankuula enviiri....mukumanya okwange
@MakangaMark-hv5og
@MakangaMark-hv5og 11 месяцев назад
@@Bantubalamu ok
@mukankusi-kj2ps
@mukankusi-kj2ps Год назад
Banange omuzimu ogwajja okufumbirwa atte gugwatirakowa nze okukwata ekyo ekiwewo sikinakyeyitize
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Hahaha jajjaawo gwolinako omusaayi mbu bamukwaate.....nga guli mu gwe......tekisoboka.....wakiri gukutta.....lubaale wa nsikirano....musaayi (DNA) mwayita.....mpozi nempewo zabanwanyi bomukago ....jajjaawo olwakulya omusaayi noyo gweyatta naye omukago gukukwaata...wadde nga tusazaamu omukago okwetanga okubanja okudamu okutta omukago nabekika ekyo......kakati ne gyokulidde zisobola okukwaata olwokuba giba gyakulera okuva buto.....nogwo tosobola gwejjako....
@mukankusi-kj2ps
@mukankusi-kj2ps Год назад
Neyaziza nyo kunziramu naye lwaki ndota nyoooo ebikojja nga ndaba banfumbie ebijolo atenga nekika kyaffe bagamba nze aliko empewo enkulo nze ndi munyarwanda sebo ttaata nsaba kunugamya kwekyo silina mirembe yade
@mukankusi-kj2ps
@mukankusi-kj2ps Год назад
Atte ne jaja yali tayina bakikakye yali jaja mukyala naye ndota nyo ewuwe nebanabe na bazukulu natutude ewuwe tula kijulo
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
@@mukankusi-kj2ps anti zonna zisobola okukwaata omuntu omu....ku bano abantu abayingira amadiini....nebabuzaabuzibwa nebasuula ebyabajajja......olina kuguma nozikola munange...ezikika nezebukojja...ate osooka zabukojja
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
@@mukankusi-kj2ps lubaale we yakukwaata.....kola kyakulaga.....gabula empewo ze munange....naye okufuna emirembe nga ozisamidde......ajja kuloosa nga wegatta nabakazi...akukunamire.......osiraane
@kasiryelawrence2978
@kasiryelawrence2978 7 месяцев назад
Mukama wange Webale okuwereza tusiima nyo era nze nsaba ku number yo eya whatapp nsoboole okuwa ku data ne ka soda
@Bantubalamu
@Bantubalamu 7 месяцев назад
Omukulu tabeera ku whatsapp naye osobola okusooka omukubirako, oba olyaawo nga omuwadde data najja ku whatsapp. +256772563344
@R_A_H.E
@R_A_H.E Год назад
Jajja Timba ne'Ngo si ye'Mayanja ne Maggobwe?
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Beebo wewaawo
@R_A_H.E
@R_A_H.E Год назад
Jjaja teliyo bantu babeerako lubaale ne'mpeewo nga sibakubeera basawo?
@R_A_H.E
@R_A_H.E Год назад
Kubanga nze Jajja wange teyali Musawo wakinnansi. Ate yaliko lubaale. Ate ne Maama wange omuto yaliko lubaale wabwe naye nga'te naye Si Musawo wakinnansi..... Mbuzza Bubuzza ssebo
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Bebasinga obungi
@Bantubalamu
@Bantubalamu Год назад
Bebasinga obunji.....gwetuyita lubaale wamunju
@R_A_H.E
@R_A_H.E Год назад
Webale ssebo
@R_A_H.E
@R_A_H.E Год назад
Kati lubaale womunju yakoola atya jajja?
Далее
g-toilet fights juggernaut (skibidi toilet 77)
00:59
Просмотров 1,6 млн
Lubaala - Ekinonoggo - Ebirooto bye mpewo - Bantubalamu
56:35