emyaka 14 mukyala wange nga mulwadde naye yafuuka ekyenyinyalwa ku kyaalo kwetubeera bamuyiita mulambo, nabuzako Katonda nga nsaba kiki kya funna mu kubonabona kwaffe ? ekyokulya oluusi tetukifuna mu budde
16 сен 2024