Ministry evunanyizibwa ku kibuga ekikulu Kampala , ngeri wamu n'ekitingole kya gavumenti ya ki JICA etongozza enteekateeka egendereddwamu okutumbula endabika y'ekibuga ng'eno yakutwala emyaka egiwera 25 okugituukirizaMu nteekateeka eno mulimu enteekatekateeka z'okulwanyisa amataba, okumalawo omugotteko gw'ebidduka mu kibuga, okuzimba enguudo eziri kumutindo mpozi n'okutumbula ebyenfuna bya bannakampala Kyokka Lodi Mmeeya wa kampala Erias Lukwago alina okubuusabuusa nti nteekateeka eno yakussibwa mu nkola kuba nnyingi ezizze zitongozebwa wabula nezigwa butaka
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
11 июл 2024