I appreciate really your words,words, time and services Which you provide to us and on my side 🤝, thanks for the good message which you pass through to the people believe in the traditional culture 🙏🙌🙌 and advise which encouraging different people who again from the beloved culture keep lt up 🙏🙏 more blessings 🙏🙏
Omulangira osiibye otya nze Nakijoba Brenda nsinzidde Jordan Jjaja naloose nga ndi mukyalo naye nga ndaba nina omukazi gwentambula naye nga ndaba ankulembedde nze nga muvaako emabega tulina wetwatuuse nendaba nga tuyita mu miti jemiyembe kyooka nga emiyembe jabala naye sasobodde kunoga wadde muyembe,ate eli mu maaso wabaddeyo ente.
Nze lubega mulangira nalose nga ndaba land lord wange akutte obukyupa 2 nga akamu kalinga akalimu walagi ate akalala nga kalinga akalimu obusera oti mwenge muganda