Omala busa.....naye abantu nga mulimbibwa mangu nnyo...kilabika olwokuba muwulira byemwagala okuwulira.....lubaale wo bwakubuulira ddi Walumbe wo lwagenda okutta.....silaba makulu mwekyo....mpozi nga lubaale oyo alimu eddogo.....ye okusalirawo ddi lwogenda okuffa...kitegeeza temuliimu makulu nti weyisa otya ku nsi.....oba bulungi oba neda....oba omukoze oba nedda mbu ojja kufa kolwo......ekilala ebyo mu lubaale wo akolere ewomusawo......bambi amala budde....kuba kuloga...nakusiraanya.....mpozi ekidako kwekutta....gwe gezaako mbu omusibe mbu omulese ewo musawo
@@Bantubalamu thanks ssebo era sagenda omusawo oyo yankubila nga nyoo essimu Naye ku kya lubaale okungamba emyaka jokufilako nalimukuma Kyoto kya mwanga nga wemungamba nti bajajja nsaba obulamu nobuwangazzi kwe ku mpa obubaka obo era nga wayise wo ebbanga nadamu nampa obubaka obo