Maama we aba yabundula amazzi, kappa ziba zijja awaka, era nezikaabira awaka. Aba afuluma obukiringi (poo eyekutte nga bu balls) naffa obulumi....engalo....nebigere biba bitobye buli kadde....aba ajja kuloota eNgo ne kappa...olubuto okwesiba natafuluma week....okukubwa amabala ku mubiri....mbu abalongo bamwokezza......ebilala soma ebitabo byomukulu...osobola okubifuna e Seeta awaka we.....esimu ze ojja zisanga mu audio ze.
Ffe tetuli baluuta......sooka otegeere Ndawula ki akubanja......omulangira we Buganda Ggogombe oba Ndawula Kabaka bba wa Nakayima eMubende omunyoro.....awo otandike okulowooza wa gyolina okumunoonya.....naye lubaale nga akuluma.....sibyebyo......aba ayagala omuwe ebibye...sikugenda mu mbiri mu osule eyo mbu bakusomese.....omuzimu gwagala ozeewo ebyaagwo.....ekilala ntera okubuuza abantu...omukazi edda... yatabaalanga?