Obwakabaka bwa Buganda butenderezza nnyo omukululu gw'obukulembeze omulungi Nnaabakyala wa Bungereza gw'alesse mu kiseera w'alamulidde Obwakabaka obwo.Katikkiro Charles Peter Mayiga atusiizza okusasiira ku lwa Buganda eri Bungereza n'amawanga gonna agagirinako akakwate.Katikkiro gambye nti Nnaabakyala Elizabeth II waakujjukirwa nnyo ng’omukulembeze eyategeera obuvuunaanyizibwa obujjira ku bukulembeze era n’abutuukiriza.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
8 сен 2022